TOP

Kayihura asiimye Bannakampala

Added 11th March 2011

Yagambye nti engeri abantu gye beeyisizzaamu kabonero akalaga nti baagala mirembe era tebajja kukkiriza bantu baagala kubabuzaabuza nga beefuula abeekalaakasa sso nga baliko bye beenoonyeza.

Ku Lwokusatu, ababadde  beesibyewo ku Bwapulezidenti;  Walter Lubega ne Olala Otunnu baagenze ok

Yagambye nti engeri abantu gye beeyisizzaamu kabonero akalaga nti baagala mirembe era tebajja kukkiriza bantu baagala kubabuzaabuza nga beefuula abeekalaakasa sso nga baliko bye beenoonyeza.

Ku Lwokusatu, ababadde  beesibyewo ku Bwapulezidenti;  Walter Lubega ne Olala Otunnu baagenze okwekalaakasizza mu katale ka Kisekka kyokka abantu ne bagaana okubeegattako ne babagoba.

Kayihura yagambye nti  waliwo abantu abaagala obujagalalo mu Kampala n’ekigendererwa eky’okumalako abasuubuzi eddembe lyabwe n’okunyaga ebyabwe.

Kayihura asiimye Bannakampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...