TOP

Mukwate essaawa ze muyitiddwa

Added 30th January 2011

Kikwasa ennaku abantu be bagambye nti omukolo gutandika ssaawa musanvu ate mmwe ne mujja ku ssaawa 11.

Bwe muba mufunye obuzibu waakiri mwogere nti mugenda kukeerewa basobole okukola ebintu ebirala.

Ennaku zino ebyokukola bingi nti okutuula awo nga tolina by’okola oba ofiirwa nnyo.

Kikwasa ennaku abantu be bagambye nti omukolo gutandika ssaawa musanvu ate mmwe ne mujja ku ssaawa 11.

Bwe muba mufunye obuzibu waakiri mwogere nti mugenda kukeerewa basobole okukola ebintu ebirala.

Ennaku zino ebyokukola bingi nti okutuula awo nga tolina by’okola oba ofiirwa nnyo.

Bagenda okubagamba essaawa ezo baba nekigendererwa eky’emikolo okuggwa amangu abagenyi batere badde awaka.

Nasomye mu mawulire abako abaatuuse nga n’abazadde bamaze okugabula emmere. mazima mwakola bubi. Kiraga nti bye muzze mwogera n’abazadde temwabitwala ng’ebikulu. Mweswaza nnyo bannaffe.

Kyagulanyi Kikambison,
Masaka,


 

Mukwate essaawa ze muyitiddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...