TOP

Obubaka bw’oku ssimu

Added 23rd December 2010

Emmotoka ezirawuna zisaana zeeyongereko kuba ababbi bamenya ennyumba z’abantu oba okusala abantu ensawo. Nsuubira singa baba mu keetalo n’ababbi bajja kutya babiveeko.

0782163085

Mutambuleeko n’abakyala
ABAAMI mutambuleeko ne bakyal

Emmotoka ezirawuna zisaana zeeyongereko kuba ababbi bamenya ennyumba z’abantu oba okusala abantu ensawo. Nsuubira singa baba mu keetalo n’ababbi bajja kutya babiveeko.

0782163085

Mutambuleeko n’abakyala
ABAAMI mutambuleeko ne bakyala bammwe mu biseera by’ennaku enkulu.

munno mulage ku kwagala. Abasajja abamu baleka bakyala baabwe awaka ate ne bagenda okucakaza abakazi abalala.

Abakazi abo baboonoonera ssente kuba tewali kye bayinza okubayamba wadde obubooleza ku ssaati.

0787546255

 

Mwegendereze nga mucakala
Abantu beetegeka okucakala ng’omwaka guggwaako wabula mulina okwegendereza.

Embeera eyo yeetaagibwa mu bulamu obwabulijjo wabula mulina okumanya nti mu kucakala oyinza okufunirayo obuzibu. Mu kunywa omwenge omungi muyinza okugwa ku bubenje. Mwewale okunywa nga mugenda kuvuga mmotoka.
Muyinza n’okugwa mu babbi. Mwegendereze abantu be mucakala nabo bayinza okubasiiga obulwadde.

0714528544

Obubaka bw’oku ssimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...

Minisita Kiyimba, Noah Kiyimba ng’akwasa omuyizi Andrew Maseruka eyasinze banne ku ttendekero lya Universal Institute Of Graphics & Technology Ku Sharing Hall e Nsambya.

Minisita Kiyimba akubirizza...

ABAYIZI 110 batikkiddwa mu masomo ga Dipuloma ne satifikeeti mu ttendekero lya Universal Institute of Graphics...