Mmwe abagula ebya Ssekukkulu nsaba mwetegereze ennaku z’omwezi ebintu bye mugula kwe binaayonoonekera.
Mulina okwegendereza n’abatunda ennyama kuba waliwo abalina eba eyonoonese nga bagitunda ssente ntono.
Charles Kiwanuka,
Masaka.
Ebyokulya mubyegendereze