TOP

Kintu wummula ebyobufuzi

Added 23rd November 2010

Mukulu Protazio Kintu amazze ku bwassentebe w’e ggombolola emyaka nga 15. Twamusaba awummule n’agaana era bwe baamukuba mu kamyufu yagambye agenda kwesimbawo nga talina kibiina.

Ebyo byonna bigenda kulemesa DP kuwangula kifo kya ggombolola. Ebyenfuna byonoonye abantu era y’ensonga l

Mukulu Protazio Kintu amazze ku bwassentebe w’e ggombolola emyaka nga 15. Twamusaba awummule n’agaana era bwe baamukuba mu kamyufu yagambye agenda kwesimbawo nga talina kibiina.

Ebyo byonna bigenda kulemesa DP kuwangula kifo kya ggombolola. Ebyenfuna byonoonye abantu era y’ensonga lwaki tebakyayagala kuva ku bukulembeze.

Nsaba Kintu aleme kulaga mululu. Abe wa mazima na bwenkanya.

Kudde
Nakawa

Kintu wummula ebyobufuzi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....