Minisitule yandibadde esitukiramu n’efulumya olukalala lw’emizannyo egisaanye okukolebwa abaana nga gizimba mu kifo ky’okuleka amasomero okwetonderawo egyabwe.
Ebyabaddewo ku ssomero lya Tripple P kibe kyakulabirako eri abasomesa yonna gye bali.
Stella Bonabaana, Mukono.
Emizannyo egitazimba baana mugireke