TOP

Temugenda na baana mu bbaala

Added 1st November 2010

Ffenna tukimanyi nti omuntu atannaweza myaka 18 takkirizibwa kunywa mwenge wadde okweyisa we bagutundira!

Kyokka ekyennaku kiri nti abazadde beesuuliddeyo gwa nnaggamba ku nsonga eno naddala abaami. Buli kawungeezi obasanga bakutte abaana ku mikono babayingiza mu mabaala.

Jjukira abamu bab

Jjukira abamu baba baatandise dda okunywa, ennimi nga ziizitoye ng’agagambo ge bamokkola nago gazitowa!

Bw’oba oyagala okutambula n’omwana waliyo ebifo bingi by’osobola okumutwalamu ate emisana.

Jimmy Kazige
Kitty's Internet Cafe
Masaka.

Temugenda na baana mu bbaala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...