TOP

Abayizi mu byalo mubalowoozeeko

Added 26th September 2010

Naye ekinkwasa ennaku kw'ekulaba nti ate abaana abaweererwa gavumenti beebo abasomera mu masomero g'omu bibuga era ago getuyita ag'abagagga.

Kino kitegeeza nti abazadde bano baba balina obusobozi bw'okuweerera abaana baabwe ne ku yunivasite.

Kale abaana bangi ab'omu byalo oba ab’abaavu a

Naye ekinkwasa ennaku kw'ekulaba nti ate abaana abaweererwa gavumenti beebo abasomera mu masomero g'omu bibuga era ago getuyita ag'abagagga.

Kino kitegeeza nti abazadde bano baba balina obusobozi bw'okuweerera abaana baabwe ne ku yunivasite.

Kale abaana bangi ab'omu byalo oba ab’abaavu ababa bafunye obubonero obulungi ne batasobola kweyongerayo kuba abaabagagga abasomera mu malungi baba babatutteko omukisa.

Nsaba gavumenti eyongere okutema empenda okulaba engeri gy’eneeyamba abaana abali mu byalo kuba abamu baba bagezi wabula obwavu ne bubalemesa okugenda mu matendekero.

 Charles Kibirige, Kalwanga Kalisizo, Rakai.

 


 

Abayizi mu byalo mubalowoozeeko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...