TOP

Asabye abatunda embaawo okwambala amataawo

Added 21st December 2009

Ow’ebyokwerinda ku LC 2 mu Ndeeba, Dirisa Ssennyondo alagidde bannannyini mbaawo batungise amataawo agabaawula ku babbulooka b’embaawo, bakasitooma basobole okubaawula kikendeeze ku bubbi n’okussaawo amateeka amakakali.

Yagambye nti, ‘obubbi bususse mu batunzi b’embaawo ne babbulo

Ow’ebyokwerinda ku LC 2 mu Ndeeba, Dirisa Ssennyondo alagidde bannannyini mbaawo batungise amataawo agabaawula ku babbulooka b’embaawo, bakasitooma basobole okubaawula kikendeeze ku bubbi n’okussaawo amateeka amakakali.

Yagambye nti, ‘obubbi bususse mu batunzi b’embaawo ne babbulooka baazo. Ekirala babbulooka banyweera enjaga mu bibanda, bayombayomba ne bannannyini mbaawo ate abamu bawolebwa ssente ne batasasula ekivaako emirerembe egitaggwa’.

Byabadde mu lukiiko lw’ebyokwerinda olwetabiddwaamu ba ofiisa ba poliisi: Cpl. Annet Sanyu ne Sgt. Manisoor Avua, ab’omu Ndeeba, akulira bambega e Katwe (C/ASP) Vincent Okurut ne Cpl. Ishaka Kyagulanyi ow’enkolagana ya poliisi n’omuntu waabulijjo.

Asabye abatunda embaawo okwambala amataawo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Micheal Kinene Akomyewo na ...

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya Omuyimbi Micheal Kinene akomyewo na nkuba mpya oluvannyuma lw'okumala...

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...