TOP

Abalabudde ku siriimu

Added 10th November 2009

Ssekabira okwogera bino yabadde ku mukolo gw’okujjagulizaako Rose Nakibuuka okumalako  emisomo gye ogwategekeddwa mu maka ga bakadde be Joseph Mubiru ku kyalo Ssakabusolo mu ggombolola y’e Kasangombe mu Nakaseke.

Nakibuuka yatikiddwa diguli mu kompyuta ne tekinologiya okuva mu tendeker

Ssekabira okwogera bino yabadde ku mukolo gw’okujjagulizaako Rose Nakibuuka okumalako  emisomo gye ogwategekeddwa mu maka ga bakadde be Joseph Mubiru ku kyalo Ssakabusolo mu ggombolola y’e Kasangombe mu Nakaseke.

Nakibuuka yatikiddwa diguli mu kompyuta ne tekinologiya okuva mu tendekero lya Kampala University.

Yabuuliridde  abaatikiddwa okwewala obwenzi n’abalabula nti obulwadde bwa siriimu bukyekaaliisa nnyo mu ggwanga.

“Ebimu ku bisinga okuleeta obwenzi n’obulwadde bwa mukenya okwegiriisiza mu bavuka bye bidduula n’omwenge era mbasaba okubyewala,” ssekabira bwe yalabudde.

Yagulidde eyatikiddwa enkumbi n’amusaba okuteeka mu nkola omugaso gwe nkumbi eyo ng’alima.

Abalabudde ku siriimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...

Ekizimbe kya Ivory Tower e ...

Amyuka Cansala wa Makerere University Polof. Barnabas Nawangwa atuuse ku ofiisi y'ebyensimbi n'evunaanyizibwa ku...