TOP

Zzimwe yanguya oluguudo

Added 25th October 2009

Abantu bangi twali tutundira ebintu ebyenjawulo omuli eby’okulya ku luguudo luno naddala akawungeezi ne tufunayo ku ssente ezitubeezaawo naye olw’okuba kati luli mu kukolebwa ate kasoobo tetulina we tusobola kulenga byamaguzi byaffe.

Wiiki kati ziweze bbiri kyokka tewali kiraga nti n’

Abantu bangi twali tutundira ebintu ebyenjawulo omuli eby’okulya ku luguudo luno naddala akawungeezi ne tufunayo ku ssente ezitubeezaawo naye olw’okuba kati luli mu kukolebwa ate kasoobo tetulina we tusobola kulenga byamaguzi byaffe.

Wiiki kati ziweze bbiri kyokka tewali kiraga nti n’abakola bagenda kumaliriza mu bwangu.
Twagala nnyo okutulongooseza naye muyiseeko mu bwangu.

Leira Kyalimpa,    
Nabweru

Zzimwe yanguya oluguudo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...