TOP

Temuzibira bagagga ku bucaafu

Added 11th September 2009

Ekisulo ky’abayizi ekya Breatd mu Katanga kyasangibwa  kyayunga  omudumu gwa kazambi butereevu ku mwala gw’omu  Katanga kyokka tewali kyakolebwa na buli kati akyakulukuta yadde nga omubaka Ssebuliba Mutumba yategeeza be kikwatako.

KCC erinze muntu kufa balyoke bazuukuke? Naasanyuk

Ekisulo ky’abayizi ekya Breatd mu Katanga kyasangibwa  kyayunga  omudumu gwa kazambi butereevu ku mwala gw’omu  Katanga kyokka tewali kyakolebwa na buli kati akyakulukuta yadde nga omubaka Ssebuliba Mutumba yategeeza be kikwatako.

KCC erinze muntu kufa balyoke bazuukuke? Naasanyuka ng’abo mu Katanga tuyambiddwa.

Najjuma Laeticia, Wandegeya

Temuzibira bagagga ku bucaafu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakyala eyakulembedde banne abafumba emmere mu katale k'e Wandegeya ng'alaajanira pulezidenti Museveni okuyingira mu nsonga ezibasoomooza mu katale.

Abakyala balaajanye ku mivu...

"Twagala pulezidenti ayingire mu nsonga zaffe kubanga tetuganyuddwa mu nteekateeka zonna ze yateeka mu katale...

Fr. Kabagira ne Fr. Henry Mubiru nga bassa ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga bwe baabadde bamujjukira.  Yafa nga February 22, 1966.

Abakkiriza bajjukidde Ssaab...

Ssabasumba Kiwanuka yafuuka ssaabasumba okuva mu 1960 okutuuka bwe yafa mu 1966.

Amagye nga gazinzeeko enfo omubadde mutenderwa ababbi mu kibira kye Kapcheli.

Amagye galwanaganye n'ababb...

Mu kikwekweto ekyakoleddwa amagye ne poliisi, baazingizza ekibira ky'e Kapcheli abazigu bano mwe babadde beekweka...

Emmotoka ng'eno erina okuba n'ebiwandiiko ku ngeri gye yafunamu akabenje.

Buli mmotoka eyagwa ku kabe...

Minisitule y'eby’enguudo n'entambula esabiddwa okubaga amateeka mwe bagenda okuvunaanira buli muntu anasangibwa...

Omubaka Ocan ng'akwasa Kalidinaali ebirabo.

Kalidinaali asiimye Omubaka...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala alabiseeko mu lujjudde oluvannyuma lw’ebbanga ng’abantu bamwebuuza. Kalidinaali okulabikako...