TOP

Abasipensulo bakaaba

Added 6th September 2009

  “Amazima gali nti singa Uganda yalimu emirimu egivuluuja, guno twandigwenenyezza olw’ebizibu ebingi ebigulimu. Naye olw’okuba tulina okuyimirizaawo amaka n’ebirala tugukolera mu bugubi,” abamu bwe baagambye omusasi ono eyabatuukiridde wiiki ewedde.

  Muhammed Ssemayobe akolera

  “Amazima gali nti singa Uganda yalimu emirimu egivuluuja, guno twandigwenenyezza olw’ebizibu ebingi ebigulimu. Naye olw’okuba tulina okuyimirizaawo amaka n’ebirala tugukolera mu bugubi,” abamu bwe baagambye omusasi ono eyabatuukiridde wiiki ewedde.

  Muhammed Ssemayobe akolera ku siteegi ya Katale e Wandegeya yagambye nti bw’oba tonnatuusa kasitoma gy’alaga obeera mu kutya  nti yandikutuusaako obulabe oba okunyageko mmotoka.

David Ssebaggala, Drake Saku ne Edward Musisi beekkokola embeera y’obwavu eriwo mu ggwanga ne bagamba nti olunaku luyinza okuziba nga tufunyeeyo kasitoma ate ng’osiibye njala. Amyuka ssentebe w’ekibiina kya Special Hire Operators and Drivers Association (SHODA), Abudallah Bwete yagambye nti bakasitoma ba kkekwa n’emisolo gya KCC gibamenya.

Abasipensulo bakaaba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akatale k'e Tororo akawemmense obukadde 28.

Olwaleero Pulezidenti Musev...

Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market . Akatale kano kazimbidwa...

Abantu nga basanyukira Pulezidenti Museveni e Tororo olwaleero.

Pulezidenti Museveni bamwan...

Abawagizi ba NRM e Tororo balaze pulezidenti Museveni omukwano ,abamu balabiddwaako nga bonna beesize langi ya...

Agamu ku maka agatikkuddwaako obusolya.

Enkuba egoyezza amaka agaso...

Abatuuze b' e Kasubi mu munisipaali y'e Lubaga mu  maka agasoba mu 50 basigadde bafumbya miyagi oluvannyuma lwa...

Mugoya ng'ayozaayoza Dr. Ssengendo.

Dr. Ssengendo alayiziddwa k...

Dr. Ahmed Ssengendo  akulira yunivaasite y'e Mbale  alayiziddwa ku bumyuka bwa Ssaabawandiisi w'ekibiina  ekitwala...

Sheikh Muzaata

Sheikh Muzaata talina Coron...

ABASAWO boogedde ku mbeera ya Sheikh Nuhu Muzaata. Akyajjanjabirwa mu kisenge ky'abayi olwa ssukkaali ayongedde...