TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abayimbi batandise okuyiiya ennyimba z'embaga ya Wasajja

Abayimbi batandise okuyiiya ennyimba z'embaga ya Wasajja

Added 25th November 2012

ABAYIMBI tebasumagirira wali mulyo. Olufunye amawulire g’Omulangira David Wassajja okufuna omuzaana ne batandika okuyiiya ennyimba z’embaga.

Bya JOSEPHAT SSEGUYA


ABAYIMBI tebasumagirira wali mulyo. Olufunye amawulire g’Omulangira David Wassajja okufuna omuzaana ne batandika okuyiiya ennyimba z’embaga.

Wassajja ateekateeka kugattibwa n’omuzaana Marion Nankya, muwala w’omubaka Mathias Nsubuga owa Bukoto South. Embaga esuubirwa mu January wa 2013 oluvannyuma lw’okwanjula nga December 22, 2012.

BOBI WINE
Nze nninze ssaawa ya mbaga n’emikolo emirala gyonna egiddirira nsabuukulule. Nnatandise dda n’okuyiiya oluyimba lw’embaga. Ng’enda kukubira Omulangira essimu ayongere okundiiramu.

JOSE CHAMELEONE
Ndi musanyufu nnyo sso ssi nga Omuganda naye ng’omuntu olw’obuvunaanyizibwa Omulangira Wassajja bw’alina mu ggwanga lyonna.

IRENE NAMATOVU
Nnasanyuse nnyo kubanga kati Omulangira yeeyongedde okuguma ate ssi yekka naye n’Obuganda bwonna bugumu kuba ku muzaana kati kwe bulaba.

Ffe tulinze ssaawa yokka tugende tumusanyuse ku mikolo gye gyonna nga bwe tumukulisa okulonda omuzaana.
 

Abayimbi batandise okuyiiya ennyimba z''embaga ya Wasajja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?

Kakooza ng’alaga bwe yabuuse ekikomera.

Poliisi eyogezza eyakwatidd...

POLIISI eyogezza omusajja eyakwatiddwa ku by'okumenya n'okubba amaka we bazaala omugenzi Ssaabasumba Cyprian Kizito...