TOP

Katikkiro asabye ab'e Lweza

Added 26th September 2015

KATIKIIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza abavubuka okuba abayiiya okusobola okumalako mu bulamu bw’ensi eno n’okubeera ab’obuvunaanyizibwa mu biseera byabwe eby’omu maaso.

 KATIKIIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza abavubuka okuba abayiiya okusobola okumalako mu bulamu bw’ensi eno n’okubeera ab’obuvunaanyizibwa mu biseera byabwe eby’omu maaso.

Bino Mayiga yabyogeredde ku klezia ya Yozefu omutuukiriva e Lweza ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’abavubuka abatwalibwa ekigo kino nga ye yabaadde omugennyi omukulu.

Ate omuwandiisi w’essaza ekkulu erya Kampala, Fr. Dr. Joseph Ssebunnya eyakulembedde mmisa yakubirizza abazadde okukuliza abaana baabwe mu ddiini ne mu mpisa okubeera ab’omugaso. Faaza Joseph Luzindana naye yabaddewo n’acamula abavubuka.

Katikkiro asabye ab’e Lweza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Nabakooba

Abawala b'amassomero abafu...

OMUWENDO gw’abaana abato abafuna embuto mu kiseera ky’omuggalo gw’okwerinda obulwadde bwa ssenyiga gweyongedde...

Wakiso Giants esudde 2

WAKISO GIANTS FC mu liigi ya babinywera esazizzaamu endagaano z’abasambi babiri ezibadde zibuzaako emyaka ebiri...

Janet Museveni asimbudde tt...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asibiridde entanda ttiimu y’eggwanga ey’abaddusi bw'abade agisimbula...

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...