TOP

Abasiraamu 350 bafunye eby'ekisiibo

Added 11th May 2018

ABASIRAAMU 350 bafunye ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo bye bagenda okukozesa bibayambeko mu biseera by’ekisiibo ekisuubirwa okutandika wiiki ejja.

 Halil Aydin okuva mu HASENE nga asituliddeko omu ku baafunye eby’okusiibulukuka.

Halil Aydin okuva mu HASENE nga asituliddeko omu ku baafunye eby’okusiibulukuka.

Ebikozesebwa bino omuli sukaali, butto, obuwunga, omuceere, ehhaano byabaweereddwa ekibiina kya HASENE nga bali wamu n’ekya HEAR Uganda ku mukolo ogwabadde ku ssomero lya Kampala High.

Ahmad Sentamu okuva mu HEAR Uganda yagambye nti mu bakwasiddwa ebintu mulimu bannamwandu, abantu abatalina busobozi ng’abanoonyi b’obubuddamu okuva mu bitundu bya Kampala.

Yagambye nti bagenda kugabira abantu 15,000 okwetoolola ebitundu bya Kampala, Mpigi, Butambala, Mbarara ne Kasese.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...