TOP

'Muggye ebyobufuzi mu nsonga za Kabaka'

Added 13th August 2019

OMWAMI w’essaza ly’e Kyaddondo, Kaggo Agnes Nakibirige Ssempa agugumbudde bannabyabufuzi olw’okukozesa emirimu gy’Obwakabaka nga akadaala okutuukiriza ebigendererwa byabwe ebirala.

 Kaggo

Kaggo

Yasoomoozezza bonna abeegwanyiza ebifo by'obukulembeze mu kalulu ka 2021, baweereze Kabaka nga tebeebalirira naye baleme kugatikka buweereza mu Bwakabaka na byabufuzi.

Nakibirige bino yabyogeredde ku mukolo ogwabadde mu ggombolola y'e Ssaabagabo mu muluka gw'e Lufuka ku mukolo gw'okutongoza ekibiina ky'abakyala abakola ebyemikono n'okukola ssabbuuni. Bw'atyo Kaggo Nakibirige bwe yategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Korea batandise kampey...

AB’E Korea bali mu kugaba musaayi okumala ennaku ttaano okutaasa bannaabwe abakwatibwa ekirwadde kya Corona.

Omubaka Amelia Kyambadde nga yeegasse ku batuuze okukola bulungibwansi

Abakulembeze mwongere amaan...

EKIBIINA ky'obwannakyewa kikulembeddemu abatuuze b'e Mpambire ne bakola bulungibwansi omubaka Amelia Kyambadde...

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...