TOP
  • Home
  • Buganda
  • Munnamakolera asabye Gav't okussaawo looni ezitaliiko magoba

Munnamakolera asabye Gav't okussaawo looni ezitaliiko magoba

Added 1st June 2020

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati erowooze ku ky’okuteekawo looni okutali magoba ziteekebwe mu mirimu egitumbula bizinensi.

 Kayiwa

Kayiwa

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati erowooze ku ky'okuteekawo looni okutali magoba ziteekebwe mu mirimu egitumbula bizinensi.

Bwabadde ayogerako ne Bukedde,Kayiwa agambye nti ekirwadde kya ssenyiga omukambwe kikoseza entambula y'emirimu nga wadde Bannamakolero baasigala nga bakola,obutunzi bwakosebwa.

Kayiwa agaseeko okulambika obukulu bw'amakkolero mu kutumbula enkulakulana era n'asaba nti eggwanga lisaanye okugateekako essira kuba gakuyamba Uganda nga yebululula okuvaa mu katyabaga akaleteddwa obulwadde bwa kkolona.

Steven Kayiwa nga ye mutandisi wa Global Paints, y'omu ku bakiise mu lukiiko lwa Buganda olukulu abalondeddwa Kabaka abalangiriddwa ku lwokutaano May 29,2020.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...