TOP

Batongozza enkola y’okwekebeza siriimu e Ntungamo

Added 4th May 2011

Bino pulezidenti w’ekibiina kino, Theophilus Tibihika yabitegeezezza abekibiina kino ku Lwomukaaga ku mukolo kwe baatongolezza enkola y’okwekebeza siriimu ku bwereere mu ddwaaliro ly’e Itojo mu Disitulikiti y’e Ntungamo.

Abantu abasoba mu 100 be beekebezza. Ekibiina kiwa

Bino pulezidenti w’ekibiina kino, Theophilus Tibihika yabitegeezezza abekibiina kino ku Lwomukaaga ku mukolo kwe baatongolezza enkola y’okwekebeza siriimu ku bwereere mu ddwaaliro ly’e Itojo mu Disitulikiti y’e Ntungamo.

Abantu abasoba mu 100 be beekebezza. Ekibiina kiwa abalina akawuka ka siriimu obuyambi n’obujjanjabi.

Baabadde bakuza olunaku lw’ekibiina kino olwatuumibwa, ""beera mulamu"".

Yagambye nti waliwo abatayagala kwekebeza nga balinga abalowooza nti obutamanya mibiri gyabwe bwe giyimiridde kisobola okubataasa singa babeera balina akawuka akaleeta siriimu.

Bya Rwambuka Mugisha

Batongozza enkola y’okwekebeza siriimu e Ntungamo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wanyoto (atudde) n'abamu ku balooya be.

Munna NRM Wanyoto akubye ak...

Munna NRM eyawangulwa ku kifo ky’omubaka omukyala owa Mbale City, Lydia Wanyoto addukidde mu kkooti Enkulu e Mbale...

Edward Mulyanga akulira bassentebe mu Kasangati nga bamukwasa sitampu.

Bassentebe mulemere ku mazi...

Bassentebe b’ebyalo ku mitendera gya LC1 ne LC11 mu Town Council y’e Kasangati mu Wakiso Disitulikiti bakubiriziddwa...

Ssemakula eyakiikiridde SSLOA  ng'avumirira ekikolwa kya KCCA okubawamba.

Abakulembeze ba Owino bavum...

ABAKULEMBEZE b'ebibiina ebikulira abasuubuzi eby’enjawulo mu katale ka St.Balikuddembe bivumiridde ekikolwa ky'okuwamba...

Ssaabasumba Lwanga (ku kkono) ng’awa ssanduuko ya Msgr. Kato omukisa.

Okuziika Msgr. Katongole ka...

BANNADDIINI ne bannabyabufuzi bavumiridde eby'okukwata abantu ne bakuumirwa mu bifo ebitamanyiddwa. Baalaze okutya...

Rebecca Kadaga.

Sipiika asazeewo ku bantu a...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga awadde olukusa ababaka ba Palamenti abava mu bitundu awali abantu abazze bakwatibwa...