TOP

Ebimuli n’ebitimbibwa

Added 15th December 2009

Mike Musoke ng’atunda ngatto mu kaggya ka paaka enkadde agamba nti sizoni ya Kulisimaasi bw’etuuka engatto azivaako n’adda mu kutunda ebimuli n’ebitimbibwa ku Ssekukkulu kubanga abantu baba babigula nnyo.

Ebimuli abisuubula mu Kikuubo ku 1500/-, n’abitunda okuva ku 2500/-, okudd

Mike Musoke ng’atunda ngatto mu kaggya ka paaka enkadde agamba nti sizoni ya Kulisimaasi bw’etuuka engatto azivaako n’adda mu kutunda ebimuli n’ebitimbibwa ku Ssekukkulu kubanga abantu baba babigula nnyo.

Ebimuli abisuubula mu Kikuubo ku 1500/-, n’abitunda okuva ku 2500/-, okudda waggulu.

 Agamba oluusi abaguzi basukka n’abitunda 4000/-. Atunda n’obuti bwa Kulisimaasi. Akasookerwako akasuubula 1500/-, n’akatunda 3000/-.

Olunaku asobola okutunda obuti nga 20 n’ebimuli nga 15 n’afuna amagoba agatakka wansi wa 50,000/-
Musoke agamba nti bw’oba ne 50,000/- osobola okutandika bizinensi eno era n’ogifunamu ssente z’osobola okutandisa bizinensi enneneko.

Ebimuli n’ebitimbibwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...