TOP

Baddaabirizza enkulungo okukendeeza omugotteko

Added 30th September 2009

Balambye n’olukoba olumyufu nga balaga we zirina okukoma singa owa tulafiki oba ekitaala aba alagidde nti ez’oluda olulala zigira zirindako we zirina okukoma okuyimirira.

Olukoba luno lumyufu, luliko ne ggaamu akwata ku kkoolansi naye nga si waalubeerera.
Omwogezi w’ekibiina ki

Balambye n’olukoba olumyufu nga balaga we zirina okukoma singa owa tulafiki oba ekitaala aba alagidde nti ez’oluda olulala zigira zirindako we zirina okukoma okuyimirira.

Olukoba luno lumyufu, luliko ne ggaamu akwata ku kkoolansi naye nga si waalubeerera.
Omwogezi w’ekibiina kino, Joseph Ssenabulya yategeezezza nti ekibakozesezza kino kwe kulaba nga bakendeeza omugotteko gw’emmotoka kun kulungo.

Ssenabulya agamba nti ebiseera ebisinga abavuzi b’emmotoka bwe balagirwa okuyimirira batuukira ddala ku nkulungo ne bazibako ekitundu, olwo emmotoka ezirina olukusa okugenda ne zikaluubirirwa ekireeta akanyigo.
Omwogezi wa Poliisi, Andrew Soloweni yagambye nti ekola eno ejja kuyamba ku ntambula y’ebidduka naddala mu bibuga kubanga tewajja kubaawo kwewagaanya ku nkulungo.

Wabula aba YES WE CAN baagambye nti tebannafuna lukusa kukola mulimu gunu ku nkulungo mu Uganda yonna.

Baddaabirizza enkulungo okukendeeza omugotteko

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sipiika Jacob Oulanyah.

Omumyuka wa Sipiika wa Pala...

OMUMYUKA wa Sipiika wa Palamenti, Jacob Oulanyah era nga yeegwanyiza n’entebe ya Sipiika mu kisanja kya Palamenti...

Christine Luttu, Pulezidenti wa Rotary Club y'e Kololo ng'akwasa Charles Mugme (ku ddyo) engule.

Bannalotale basiimiddwa olw...

ABALOTALE ye Kololo basiimye abamu ku bammemba baabwe abakoleredde ennyo ekibiina kyabwe mu kutuusa obuweereza...

Abaavunaaniddwa mu kkooti y'amagye.

ABAGAMBIBWA OKUNYAGA OMUKOZ...

ABAGAMBIBWA okulumba amaka g’omukozi wa bbanka nga bakozesa emmundu basimbiddwa mu kkooti y’amagye omu nakkiriza...

Ekiggwa ky'Abajulizi e Namu...

Engeri Ekiggwa ky'Abajulizi e Namugongo gye kifaanana. Eno gye battira Abajulizi era ekifo kino kyafuuka kya bulambuzi...

Abamu ku beetabye mu lukiiko.

Alina poloti etaweza 50 ku ...

Minisitule y’eby’ettaka n’okuteekerateekera ebibuga bafulumizza enteekateeka empya ey’okuzimba mu bibuga. Bategeezezza...