TOP

Obukodyo bw’okusika bakasitoma

Added 15th September 2009

Singa kasitoma omukwata bulungi ayinza okukuyamba okufuna bakasitoma abalala 10 ate nabo ne bakuleetera abalala.

Engeri y’okusika bakasitoma
l Kasitoma nga yakayingira mu dduuka lyo mufeeko ng’owuliriza kyakugamba era omuyambe.
l Tomwekaanya kubanga akyusa e

Singa kasitoma omukwata bulungi ayinza okukuyamba okufuna bakasitoma abalala 10 ate nabo ne bakuleetera abalala.

Engeri y’okusika bakasitoma
l Kasitoma nga yakayingira mu dduuka lyo mufeeko ng’owuliriza kyakugamba era omuyambe.
l Tomwekaanya kubanga akyusa ebintu byayagala. Abamu bajja tebamanyi kye baagala.

l Mulage nti ogenda kumuyamba weewale okukozesa obubonero obumunyooma nga omuzimuula oba n’omuddamu nga toyagala.

l Kasitoma bwakunenyako mwetondere.
l Buli kibuuzo kyakubuuza gezaako omunnyonnyole tokoowa.

Obukodyo bw’okusika bakasitoma

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC (ku ddyo) ng'asala ddansi.

RDC Kawonawo obuwanguzi bwa...

RDC wa Kira, Isaac Kawonawo kirabika akyamanyi okusala ddansi. Omanyi olwawulidde nti mukama we, manya Pulezidenti...

Makindye okulonda kutambudd...

Abalondesezza mu bitundu bya Kampala eby'enjawulo bategeezezza nti ku mulundi guno abantu tebajjumbidde nnyo kulonda...

Eddy Mutwe.

Eddy Mutwe ne banne basabye...

BALOOYA ba NUP baddukidde mu kkooti enkulu ne bassaayo okusaba kwabwe nga baagala Eddy Mutwe ne banne kkooti y'amagye...

Ab'e Kawempe tebajjumbidde ...

OKULONDA mu kawempe abalonzi baabadde  batono nnyo ng'abeesimbyewo obwedda babanoonya muzigo ku muzigo okubeegayirira...

Eya U20 eyingidde enkambi o...

OMUTENDESI wa ttiimu y’eggwanga eyabali wansi w’emyaka 20 ‘The Uganda Hippos’, Morley Byekwaso ayise abazannyi...