PREMIUM Bukedde
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga awadde amagezi nti nga Gavumenti ya Uganda empya tenalayira abasibe bonna abaasibibwa olw’ebyobufuzi bateebwe ng’erimu ku makkubo agagenda okuleetawo okutabagana n’okutebenkeza emitima gya Bannayuganda.