Arsenal ezze kulinnya mu ppate ya kooci Hodgson

Omutendesi Roy Hodgson, eno ye sizoni ye esemba ng’atendeka Crystal Palace. Ensiike eno eri waayo era bategese okumusiibula mu kitiibwa wakati mu bawagizi 6,500 abakkiriziddwa okulaba omupiira guno.

PREMIUM Bukedde

Arsenal ezze kulinnya mu ppate ya kooci Hodgson
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#Roy Hodgson #Crystal Palace #Arsenal
LEERO ku Lwokusatu, Arsenal ekyalidde Crystal Palace mu Premier, ng’essanyu ly’okuwangula Chelsea wiiki ewedde, likyagiriko.
 
Ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde, Arsenal lw’ekyasembyeyo okulinnya mu kisaawe

Login to begin your journey to our premium content