Champions League: Tuchel atuuyana zikala lwa ggoolokipa we kufuna buvune
OMUTENDESI wa Chelsea, Thomas Tuchel atuuyana zikala oluvannyuma lwa ggoolokipa we Edouard Mendy okufuna obuvune bwe baabadde battunka ne Aston Villa mu gwaggaddewo Premier.
PREMIUMBukedde
Champions League: Tuchel atuuyana zikala lwa ggoolokipa we kufuna buvune
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
Baakubiddwa Aston Villa ggoolo 2-1 kyokka omukwasi wa ggoolo Mendy teyagumazeeko oluvannyuma lw’okwekoona ku muti gwa ggoolo ng’agezaako okuggyamu ennyanda ya Bertrand Traore.
Ono yakosezza olubiriiza
Login to begin your journey to our premium content