Emirambo gy’abavubi abaafiiridde mu mazzi giweereddwa abenganda

EMIRAMBO gy’abavubi abaafiiridde mu mazzi ku mwalo gwa ‘Port Bell’ giweereddwaayo eri abenganda okugitwala okugiziika.

PREMIUM Bukedde

Abooluganda lw'abaafiiridde mu mazzi nga baggya ogumu ku mirambo ku ggwanika e Mulago..jpg
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision

Bya HENRY KASOMOKO

EMIRAMBO gy’abavubi abaafiiridde mu mazzi ku mwalo gwa ‘Port Bell’ giweereddwaayo eri abenganda okugitwala okugiziika.

Bano baafudde wiiki ewedde  bwe baabadde bagenze okuvuba empuuta ku nnyanja,  eryato ne libutikkirwa omuyaga

Login to begin your journey to our premium content