Bazibu yakwatibwa omwaka oguwedde ku misango gy’okubeera n’essasi lya bamukwatammundu aba UPDF ng’ate ye muntu wa bulijjo , n'asindikibwa mu kkomera gy'akuumirwa okutuusa kati.
Omusango bwe gukomyewo mu kkooti okuwulira, omuwaabi wa gavumenti Maj. Samuel Masereje ategeezezza kkooti nti okunoonyereza mu musango gwa Bazibu kuwedde n'asaba baweebwe olunaku okutandika okuwulira obujulizi mu
Login to begin your journey to our premium content