'Njakusitula embeera z'abalonzi

OLUVANNYUMA lw'okumaliriza okulayira, kkansala wa Mutungo V Tom Senyonga aweze nga bw'agenda okulwanirira abantu abaamulonda 

PREMIUM Bukedde

'Njakusitula embeera z'abalonzi
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#Uganda zzaabu #Mutungo V #Tom Senyonga

Yategeezezza nti ajja kutandikira ku kusitula embeera z'abakyala n'abavubuka kiyambeko mu kutumbula ekitundu kyabwe.

Ono yategeezezza nga bw'agenda okufuba okulaba ng'abavubuka bayiga okwetandikirawo emirimu nga bayita mu kubasomesa okweggyamu okunyooma emirimu.

Login to begin your journey to our premium content