Klopp asusse ebyekwaso - Roy Keane

Eyali kapiteeni wa ManU, Roy Keane alumbye Jurgen Klopp nti ayitirizza okwekwasa obusongasonga buli Liverpool lw’eddirira omutindo.

PREMIUM Bukedde

Klopp asusse ebyekwaso - Roy Keane
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision

Kino kiddiridde Man City okulumba Liverpool ku Anfield n’egiwuttulirayo ggoolo 4-1, Klopp n’awolereza ggoolokipa Alisson Becker nti yasannyaladde ebigere.

Alisson yagabudde Man City ggoolo bbiri ng’asambira abazannyi baayo emipiira,

Login to begin your journey to our premium content