Anthony Martial afunye obuvune ManU n'etya

ENKAMBI ya ManU eri mu kutya oluvannyuma lw’omuwuwuttanyi waabwe Anthony Martial okufuna obuvune ttiimu y’eggwanga lye eya Bufalansa bwe yabadde ewangula Kazakhstan ggoolo 2-0. 

PREMIUM Bukedde

Anthony Martial afunye obuvune ManU n'etya
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
#Anthony Martial #ManU #Qatar. #World Cup #Didier Deschamps #Bufalansa #Europa

Baabadde bambalagana mu mpaka z’okusunsulamu abalizannya World Cup y’omwaka ogujja e Qatar. Martial, eyayolesezza omutindo omusuffu, yafulumiziddwa ng’awonyeggera era wadde ng’abasawo ba Bufalansa baagezezzaako okujjanjaba ssita waabwe ono,

Login to begin your journey to our premium content