Kitunzi wa Pogba azzeemu okulumba Fergie

Mino Raiola, kitunzi wa Paul Pogba azzeemu okulumba Sir Alex Ferguson nti teyali mulungi nnyo nga bw’atiitiibizibwa.

PREMIUM Bukedde

Kitunzi wa Pogba azzeemu okulumba Fergie
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision

Yagambye nti Fergie yali alemesezza Pogba okuzannya omupiira ng’agamba nti wa kibogwe n’amusindiikiriza okuva mu ManU mu 2012. Ayongerako nti bannanyini ManU (aba famire ya Glazer) be baalaga obunafu

Login to begin your journey to our premium content