KYAMPIYONI w’ebikonde bya babinywera, Tyson Fury avudde mu mbeera n’atiisa okuva mu ntegeka z’okulwana ne Anthony Joshua singa olwaleero (Lwakubiri) lunaaziba nga tafunye ggulire lyonna okuva mu nkambi ya Joshua.
PREMIUMBukedde
Tyson Fury atiisizza okuva mu lulwana lwa Joshua
By NewVision Reporter
Journalists @NewVision
Abazannyi bombi Bangereza ng’olulwana lwabwe lugenderera kumanya ani kabaka w’eng’uumi mu nsi yonna. Fury amanyiddwa nga ‘Gypsy King’, y’alina omusipi gwwa World Boxing Council (WBC) ate Joshua asalwako ‘AJ’
Login to begin your journey to our premium content