TOP

Njagala omusajja alina ssente

By Musasi wa Bukedde

Added 5th January 2016

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja alina siriimu,alina ssente ezisobola okutubezaawo, ow’ empisa, afaayo, atya Katonda ng’alina omulimu.

Kwata 703x422

Ggwe ani?

Janat Nakakande

Obeera wa?

Ntinda

Weddira ki?

Neddira Ngeye

Ozaalibwa wa?

Mubende.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako.

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Njagala musajja alina siriimu,alina ssente ezisobola okutubezaawo, ow’ empisa, afaayo, atya Katonda ng’alina omulimu.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Kuba 0706185133.

ABANOONYA

Nze Joseph. Nkolera mu Kampala.Nnoonya omukazi alina ku nsimbi tutandike obufumbo mu mwaka guno omuggya. Ndi mwetegefu okumwagala n'obutamujuza. Ndi ku ssimu 0757470844.

Nze P. Mutebi. Nnina emyaka 30.
Mbeera Kyengera. Nnoonya sugamami alina ku ssente, omwesimbu, ali siriyaasi, omwetegefu okwekebeza omusaayi ng’atya Katonda. Kuba 0782360443.

Nze Muhamuudu Kirya 30. Mbeera Luzira. Ndi musuubuzi. Neddira Nsuma. Nnoonya omukazi alina omulimu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, alina empisa nga talina baana. Kuba ssimu 0704107816.

Nze Kiwanuka Moses. Nnina emyaka 40. Mbeera Kampala. Nnoonya omukyala, Omulokole nga nze era nga mugagga. Kuba 0704760783.

Nze Ssemanda. Nnooya omukyala nga si muwavvu nnyo nga wa myaka 18-20. Nze nnina emyaka 21 era mbeera Ntebe. Kuba 0752457348.

Noonya eze aivan nina a myaka 22 jjangala omuwala, garina a myaka okuva, 19,25 gamulugi asimye kumba eno asimu 0703963380.

Nze Joseph. Njagala omukazi omwetegefu okukola obufumbo nange. Kuba 0786374544.

Nnoonya mukyala ow’emyaka 30-40 ng’asobola okunteekamu ssente era nga tunaabeera ffenna. Kuba 0703016300.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 45-50. Nze nnina emyaka 35. Nze ashiraf kimbugwe. Njagala alina ku ssente nga si muyaaye. Kuba 0787595142.

Nze yasin D. Nnoonya omukazi omunene, omuwanvu, omunyankole, ow’empisa ng’atya katonda. Kuba 0793532009.

Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 30-37, alina ku ssente ate ng’amanyi omukwano. Kuba 0786279459.

Mbeera Ntebe. Nze mj 38. Nnoonya omukyala alabika obulungi, wa kigero, akola kuba nange nkola. Kuba 0752469989.

Nze Meddy. Nnina emyaka 26. Mbeera Kampala. Njagala omukyala omulungi nga nze, ow’emyaka 25-35 nga anampa entandikwa. Ssegattangako na muwala yenna. Kuba 0779113192.

Nonya omukyala alina ke yeekoledde nga yeevuga, akola, wa myaka 40. nze nnina emyaka 50, era nnina ewange. Nkola sinoonya ssente za mukazi.Tujja kugenda ku musaayi. Kuba 0791792012 oba weereza obubaka.

Nze Sam, 24. Mbeera Mukono. Nnoonya omukyala alinawo kuba nange nkola. Njagala wa myaka 27-35, omulungi, anoonya omukwano omutuufu nga mwetegefu okukeberebwa omusaayi. Kuba 0752855436.

Nze Stanley. Nnina emyaka 29. Mbeera Kireka. Nnoonya omukyala ali wakati w’emyaka 19-28. sifa ku ggwanga wadde eddiini kasita oba muntumulamu. Kuba 0778266616.


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Namaalwa1 220x290

Omukungu agobye ffamire ye mu muka...

OMUKUNGU wa gavumenti agobye ffamire ye mu maka. Kigambibwa nti agawasirizzaamu omukyala omulala.

Magogo1 220x290

Magogo bw'aba yalya enguzi tadda...

MUNNAMATEEKA Fred Muwema agambye nti emyezi ebiri FIFA gye yasibye Moses Magogo ng'akkirizza omusango gw'okutunda...

Haruna11 220x290

Embaga za ba Celeb; Tukuleetedde...

Ddala kituufu omuyimbi Haruna Mubiru awasa balinawo?

Rolex0 220x290

Ab'e Jinja beesunga kivvulu kya...

Omanyi ekivvulu kino kye kimu ku bisinga okukwatayo mu ggwanga wabula 'Abeyidinda' baludde nga beemulugunya lwaki...

2 220x290

Aba KCCA babakuutidde okuba abalambulukufu...

Abakozi b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera ekibuga Kampala ekya KCCA bakubiriziddwa okubeera abalambulukufu...