TOP

Nnoonya Munnakampala alina laavu

By Musasi wa Bukedde

Added 5th January 2016

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki? Njagala mukazi ali wakati w’emyaka 26-45, Munnakampala eyeekozesa, alina empisa, alina laavu, afaayo ng’alina empisa.

Kola1 703x422

Ggwe ani?

Nze Sadat Alinde

Obeera wa?

Kibuli

Olina emyaka emeka?

Nnina 26

Ozaalibwa wa?

Kyenjojjo

Olina abaana bameka?

Siwasangako era sizaalangako

Oyagala mukazi alina bisaanyizo ki?

Njagala mukazi ali wakati w’emyaka 26-45, Munnakampala eyeekozesa, alina empisa, alina laavu, afaayo ng’alina empisa.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0781904329.

Twagala ba mpisa

Nze Prossy. mbeera Bweyogerere. Nnoonya omusajja ow'obuvunaanyizibwa era omwetegefu okumpa omukwano ogujjude ebirungo. Nange nninawo ku ssente entonotono. Ndi ku ssimu:0778838085.

Nze Hellen Namuli. Mbeera Kajjansi. Nnina emyaka 40. Nnoonya omwami ow’obuvunaanyizibwa, abeera e Bulaaya, wa myaka 50-55 nga tuneekebeza omusaayi. Sisosola mu mawanga wadde eddiini. Kuba 0717232457.

Nze Rukia. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-50. Kuba 0780633332.

Nze Jalia. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50. Ansiimye kuba 0783534218.

Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-65. Nze Miria. Nnina emyaka 26. Kuba 0777657838.

Nnoonya omwami nga wa myaka 35-60. Nze Nisha. Nnina emyaka 25. Kuba 0776916103.

Nze Rhoda. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’ekyama nga mwetegefu okwekebeza. Kuba 0786998048.

Nze aidah. Nnina emwaka 26. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0779040258.

Nze Shilat. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufubirwa. Ayagala kuba 0700375141.

Nnoonya omwami ow’emyaka 40-60. Nze nnina 35. Nnoonya wa buvunaanyizibwa nga wa kyama. kuba 0751503222.

Nnoonya omwami 40 55 nze nina 33 nnoonya wabuvunanyizibwa omwetegefu okudabirila yeka yabakuba 0751375245.

 


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ka1 220x290

Carol Nantongo bamukoledde akabaga...

Omuyimbi Carol Nantongo bamusuddeko akabaga k'amazaalibwa n'akaaba olw'essanyu.

Bak1 220x290

Omukazi afiiridde mu dduuka lye...

Omukazi afiiridde mu dduuka lye

Kab2 220x290

Museveni atongozza okugaba bbasalee...

Museveni atongozza okugaba bbasalee Bunyoro

Tum2 220x290

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera...

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera ku kuggala Banka

Rem2 220x290

Bawambye omuwala mu Kampala ne...

Bawambye omuwala mu Kampala ne bamutta