TOP

Njagala omusajja omwetegefu okugenda mu bakadde

By Musasi wa Bukedde

Added 5th February 2016

Oyagala musajja afaanana atya? Njagala musajja alina akawuka ka mukenenya, ow’empisa alina omulim nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange. Abakwetaaze bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0752558357.

Untitled1 703x422

Amannya ggwe ani?

Nze Rose Musubika

Obeera wa?

Namutumba

Olina emyaka emeka?

Nnina 24

Olina abaana bameka?

Ndi Nnaalongo era nnina abaana babiri.

Oyagala musajja afaanana atya?

Njagala musajja alina akawuka ka mukenenya, ow’empisa alina omulim nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0752558357.

ABANOONYA

NNOONYA sugammami ow’emyaka 31-54 ng’alina ssente. Nze nnina 24. Kuba 0704427177.

Nnoonya omuwala owokuwasa nga wa myaka 20. Nze JK 23. Kuba 075066767.

Nnoonya omuwala ow’ekyama ng’alina emyaka 18-20. Nze nnina emyaka 20. Omuganda totawaana. Kuba 0758670640.

Nze Sudaice. Nnina emyaka 26. Nnoonya sugammami ali wakati w’emyaka 30-45 ng’ ali siriyaasi. Kuba 0705050639.

Nze Lukwago Tom. Mbeera Kampala. Ndi muddugavu era muwanvu. Nnina emyaka 28. Njagala omukyala atali muyaaye, ow’emyaka 26-35 twagalane. Kuba 0757725167.

Njagala omukyala asobola okukola omulimu gw’enaaba muwadde. Ateekwa okuba nga si muyaaye. Omusiraamu nga mwetegefu okubeera e Kampala kuba 0705054317.

Nnoonya omukyala omukulu mu myaka ng’alina ewuwe nga wa myaka 40-50. Nze nnina 35. Saagala wasiwasi. Njagala ali Masaka oba Kampala. Nkubirako ku 0702668717.

Nze Akankwasa. Nnoonya mukazi atasussa myaka 27. Kuba 0757078765.

Nze Moses. Njagala omukyala amanyi ky’ayagala, ow’emyaka 25- 30, akkiriza okwekebeza omusaayi nga yeewa ekitiibwa. Kuba 0756573484.

Nze Frank L. Nnoonya omukazi asobola okunnyongeramu ssente n’etambuza ekitone kyange eky’okuyumba ne bw’oba oyagala mukwano gwa kyama wendi. Kuba 0730805152.

Nze PK. Nnoonya omuwala ow’e myaka 18-23. Kuba 0705894821.

Nze Jona 27. Nnoonya omukyala omwetegefu okuba nange, eyasoma, akola nga wa myaka 23-30. Eyazaalako tokuba. Kuba 0755460949.

Nnoonya omukyala ow’empisa. Nsinga kwagala Munarwanda, Muzungu ne Munnakenya. Nazimba Kampala. Kuba 0705054317.

Nnoonya omukyala. Nnina emyaka 27 obuyigirize bwa S6. Nze Ronald. 0750449924.

Njagala omukazi ali wakati w’emyaka 30-50, alabika obulungi naye ng’oyagala laavu eyekyama nkuwonye ennyonta ya laavu. Nnina emyaka 30. Ndabika bulungi ne ssente. Kuba 0705823585.

Nnina emyaka 38. Njagala omukazi ow’obuvunaanyizibwa nga Musiraamu muwase. Nze mbeera Nsangi era nazimba. Saagala muddugavu. Omwetegefu okugenda ku musaayi kuba 0759839667.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Uni 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUNA AKULEETEDDE...

Bobi Wine olusimbudde okuva mu Amerika, abawagizi be ne batandikirawo okujeemera poliisi. Amagye gakutte owa Flying...

Abanywarwanda basabye Kabaka ettaka,...

ABANYARWANDA ababeera mu Uganda basabye Kabaka asiime abawe ettaka Ssekabaka Muteesa II lyeyali abawadde e Kibuye...

Fortunessentamu2 220x290

Abagwira 6 bakuvuganya ne Bannayuganda...

Laawundi y'empaka za ddigi eyoomukaaga ku kalenda ya Uganda yakwetabwaamu abagwira 6.

Kkooti zonna zaakujjukira Benedicto...

Mu 1972 abajaasi ba Amin baalumba Benedicto Kiwanuka mu ofiisi ye ku Kkooti Enkulu ne bamuwalawala mu kifo ekitaategeerekeka...

Omwanangasenaamazzikuluzziwebusemwana 220x290

Ab'e Birinzi balindiridde kulwala...

Kaabuyonjo ze tusima mu musenyu okw'enkuba zibooga kazambi n'ajjula enju zaffe