TOP

Njagala omusajja atalina mwana

By Musasi wa Bukedde

Added 1st March 2016

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja nga talina mwana, afaayo, amanyi omukwano, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 40 ne 50, muyonjo, mwesimbu nga ssi muyaaye.

Seka1 703x422

Ggwe ani?

Nze Jenipher Nafuna

Obeera wa?

Kkonge

Olina emyaka emeka?

Nnina 38

Ozaalibwa wa?

Mbale

Oli wa ggwanga ki?

Ndi Mugisu

Olina baana bameka?

Sizaalangako

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Njagala musajja nga talina mwana, afaayo, amanyi omukwano, nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 40 ne 50, muyonjo, mwesimbu nga ssi muyaaye.

Biki by’osobola okukola?

Buli kimu nkisobola.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0785584122.

ABANOONYA

Nze Julie Nakigoye, 26. mbeera Mukono. Noonya omusajja alina akawuka ng'ali wakati wa 27-40. Njagala oyo alinawo ku ssente tugatte tukole. Ndi ku ssimu 0771671005.

nze Nabbanja. Nina emyaka 26. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-55. kuba 0784354649.

Nze shidah. Nina emyaka 27. Nnoonya omwami nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0755527202.

nze shifrah. Nina emyaka 26. Nnoonya omwami ng’ali siriyaasi. Kuba 0782191048.

Nina emyaka 27. Nze raniya.Nnoonya omwami ow’ekyama nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0777659594.

Nze tendo. Nina emyaka 26. nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0705822971 twogere.

Nze evlyn. Nina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0789046476.

Njagala omusajja nga tazaalangako tukole amaka. Njagala wa myaka 25-30. Nze ndi wa myaka 20. Kuba 0757413379.

Njagala omusajja nga mwetegefu okuwasa n’onkunyanjulwa ewaffe, wa myaka 33-45. Ayagala ebyokusooka okulozaako totawaana. Kuba 0779027112.

Nnoonya omwami nga wamyaka 35-45, akola era nga yeevuga. nze nina emyaka 27 era nkola. Njagala nga wazimba. Tujja kugenda ku musaayi.Kuba 0784285577.

Noonya musajja alina akawuka ka sirimu ng’ayagala okuwasa era nga mwetegefu okugenda ewaffe. Ansiimye kuba 0701876249 oba 0784868840 twogere.
Nze nashiba. Nina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ansiimye kuba 0777658361.

Nze Lunkuse 27. Nnina omwana. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa nga wa myaka 30-37, wa mpisa, muntumulamu, mugumiikiriza, Omukatoliki oba Omukristaayo ng’atya Katonda. Tujja kwekebeza omusaayi. Ayagala kuba 0753193835.

Nnoonya omusajja Omusiraamu nga wa myaka 35-45. Nze nnina emyaka 30. Ateekwa okuba omwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga wa buvunaanyizibwa. Nze Shifrah N. Kuba 0781031825.

Nze NKH. Nnina emyaka 24. Mbeera Kira. Nnoonya omusajja ow’okufumbirwa nga wa myaka 27-38, atalina mukazi, akola omulimu ogw’obuvunaanyizibwa, atya Katonda nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Saagala Musiraamu. Kuba 0753889836.More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Malawo 220x290

Agula emmaali y’omufu mu bukyamu...

WADDE okufa tteeka naye kino tekikugaana kukola nnyo obeereko ebyobugagga by’olekera abantu bo ssinga Katonda abeera...

Ssenga1 220x290

Njagala kutandika bulamu

NNINA siriimu era mmaze naye emyaka egiwera. Baze yafa ne nsigala n’abaana naye kati mpulira nnina okufuna omusajja...

Img20190117wa0028 220x290

Sipiika alagidde Katuntu okuyimiriza...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka COSASE akakubirizibwa Katuntu akabuuliriza ku mivuyo egyetobeka...

Soma 220x290

Abatuuze katono batte be balumiriza...

ABATUUZE ku kyalo Kiryamuli mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso bakkakkanye ku basajja babiri abagambibwa...

Panda 220x290

Maneja Kavuma ayagala Abtex amuliyirire...

Olutalo lw’abategesi b’ebivvulu, Musa Kavuma (KT Events) ne Abby Musinguzi amanyiddwa nga Abtex lusituse buto....