TOP

Njagala omusajja nga mwetegefu okukyala ewaffe

By Musasi wa Bukedde

Added 1st June 2016

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja eyazimba, munnakibuga nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange, okwekebeza omusaayi, alina empisa.

Twali 703x422

Ggwe ani?

Nze Robinah Nazziwa

Obeera wa?

Kyengera.

Olina emyaka emeka?

Nnina emyaka 26.

Weddira ki?

Neddira Nnyonyi.

Ozaalibwa wa?

Nzaalibwa Masaka.

Olina abaana bameka?

Nnina babiri

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Njagala musajja eyazimba, munnakibuga nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange, okwekebeza omusaayi, alina empisa. 

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0777250709.

ABANOONYA ABASAJJA

NZE Jamilah. Nnina emyaka 27. Noonya omwami ow’obuvunaanyizibwa ate ng’afaayo. Kuba o755797914.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-60, alina empisa, anaasobola okundabirira obulungi. Nze Sarah. Nnina emyaka 27. Kuba 0700297623.

Nze Sheeba. Nina emyaka 28. Noonya omwami ow’ekyama nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Kuba 0786998048.

Nze Faridah. Mbeera Bukoto. Nnina emyaka 40. Ndi ku ddagala lya siriimu erya ARVs. Njagala omwami nga naye ali ku ddagala, ow’emyaka 45 n’okusoba. Nnina omulimu. Kuba 0791676840.

Nze Shakirah. Nnina emyaka 24. Noonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0700375141.

Nze Ruth. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 39 ne kkiro 70. Ndi ku ddagala lya ARVs. Nkolera mu Central Market. Njagala omusajja nga naye ali ku ddagala. Kuba 0778992063.

Noonya omusajja nga Muzungu, alina ku ssente. Nze Betty Tushabe. Mbeera Mukono. Kuba 0750944777.

Noonya omwami Omulokole, alina akawuka, ow’emyaka 37-40 nga munene, muwanvu, omwesigwa nga ate mukozi. Nze nnina emyaka 34. Ndi musawo mutono muwanvu. Kuba 0752840008.

Nze Brenda 38. Njagala omwami ng’ali ku ddagala, alabika bulungi ng’akola. Kuba 0782546261.

Nnoonya omwami ow’emyaka 32-60, alina eddiini ng’atya Katonda. Nze Amina. Nnina emyaka 27 era ndi Musiraamu. Kuba 0778417341.

Nze Sarah. Nnina emyaka 25. Njagala omwami ali siriyaasi nga wa myaka 28-40. Kuba 0700799125.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kot1 220x290

Eyali omubaka wa Lwengo mu palamenti...

Eyali omubaka wa Lwengo mu palamenti Getrude Nakabira afudde

Faz1 220x290

Ssabasumba asindise bafaaza 8 mu...

Ssabasumba asindise bafaaza 8 mu luwummula n'akomyawo faaza Musaala

Lip2 220x290

Mungobye ku kyalo naye nja kufa...

Mungobye ku kyalo naye nja kufa n’omuntu

Sit14 220x290

Polof. Nawangwe ataddewo akakiiko...

Polof. Nawangwe ataddewo akakiiko ku mivuyo gya gawuni e Makerere

Tip25 220x290

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino...

‘Temunkuba obwavu bwe bunkoza kino