TOP

Nnoonya munnakibuga nga si mwenzi

By Musasi wa Bukedde

Added 14th June 2016

Njagala musajja alina empisa, atanywa mwenge nga si mwenzi era nga talina mukazi mulala nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Okusinga njagala munnakibuga.

Namugenyi1 703x422

Winnie Namugenyi

NZE Lutwama S. Mbeera Kampala. Nnina emyaka 40. Njagala omukyala atali muyaaye, ow’emyaka 35-45. Anneetaaze kuba 0787663220. Noonya omukazi atali muyaaye, alabika obulungi, ali ku ddagala lya siriimu nga wa myaka 24- 35. Nnina myaka 38. Kuba 0705774042.

Nze Peter Amanya Lwanga. Nnina emyaka 35. Njagala omukyala akuze ebirowoozo nga si muyaaye, atya Katonda, ow’emyaka 28- 34 anneetaaze kuba 0782193720.

Nze Ivan Masembe. Nnina emyaka 30. Mbeera Lubaga. Ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini nga wa myaka 25-30. Anjagala kuba 0757725167.

Nze BMK. Nnina emyaka 42. Nsuubula sipeeya wa mmotoka okuva e Japan. Nnina abaana bana. Nnoonya omukyala ow’emyaka 30-46 nga mugumiikiriza. 0755554422.

Noonya omukazi ayagala okuzaala. Sifa ku myaka kasita aba ng’a baana tunaabalabirira ffenna, kubanga gwe nnina tayagala kuzaala. Nnina emyaka 45. Ndi muganda. Kuba 0776945727.

 ze uhammad alugembe beera wa amasuba kola mulimu ki nina bizinensi yange era siri bubi nnyo yagala mukyala afaanana atya kola alina ku ssente alina byonna nga ffi ga kuba nange siri muvubuka mubi ate saagala mukazi munene nnyo oba mutono nnyo jagala ali wakati wemyaka 2830 alina omulimu ngamanyi omukwano gwe olina emyaka emeka nina 34 lina ebisaanyizo ebyo waggulu nkubira ku 0753894957 Nze Muhammad Walugembe. Obeera wa? Namasuba. Okola mulimu ki? Nnina bizinensi yange era siri bubi nnyo. Oyagala mukyala afaanana atya? Akola, alina ku ssente, alina byonna nga ffi ga kuba nange siri muvubuka mubi ate saagala mukazi munene nnyo oba mutono nnyo. Njagala ali wakati w’emyaka 28-30, alina omulimu ng’amanyi omukwano. Ggwe olina emyaka emeka? Nnina 34. Alina ebisaanyizo ebyo waggulu nkubira ku 0753894957.

 

Noonya omukyala ow’emyaka 20-35 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Saagala wa Mmamba oba Engo. Kuba 0703507381.

Noonya omukazi atali muyaaye, alabika obulungi, ali ku ddagala lya siriimu nga wa myaka 24- 35. Nnina emyaka 38. Kuba 0705774042.

Nze Kenny. Nsoma Makerere era nkola. Njagala omukyala ng’alina empisa era nga awa Katonda ekitiibwa tutandike obulamu obweyagaza. Kuba 0703653972.

Noonya omuwala Omusiraamu obulungi, omuwanvu alina eddiini, empisa, omulungi nga si mwenzi. Kuba 0793886008

Nze Ronald. Ndi Munyoro. Nnina emyaka 25. Noonya sugammami alina ssente anannyambako okumaliriza enju yange. Nasoma era nkola. Kuba 0773751583.

Noonya omukazi ali wakati w’emyaka 18-30. Nze Abdu. Nnina emyaka 27. Omwetegefu okubeera nange kuba 0757121693.

Noonya omukazi nga wa myaka 20-30, wa mpisa ng’alina eddiini. Nze ndi wa myaka 37. Omusiraamu saagala. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0788462103.

Nnoonya sugammami alina akabina akanene. Kuba 0700820511.

Nze Willy. Nnina emyaka 30. Noonya omukazi akooye, eby’ekiyaaye nga mwetegefu okufumba naye ng’ali ku ddagala. Kuba 0703952489.

Nze K Eria. Noonya omukazi ali siriyaasi. Kuba 0776912625.

Nze Jimmy. Ndi wa myaka 33. Noonya omukazi nga mukulu mu myaka ne mu birowoozo tukole omukwano ogwa ddala. Kuba 0782570075 oba 0723261860.

Noonya omukyala akola nga tali bubi mu byensimbi tweyagale. Nnina emyaka 46. Kuba 0775489666.

Nze Rob. Noonya omukazi nga mweru, alina omulimu, yazimba nga yeevuga. Nazimba era nkola. Sifa ku ggwanga wadde eddiini. Ali siriyaasi kuba 0701727153.

Nze Asiimwe. Nnina emyaka 35 era nkola. Nazimba wano mu Kampala sipangisa. Njagala omukyala ow’obuvunaanyizibwa ng’alabika bulungi nnyo. Kuba 0757719121.

Nze Paul. Nnina emyaka 29. Noonya omukazi ow’emyaka 20-40 ng’alina ssente. Owenkima totawaana. Kuba ku 0785379925.

Nze Jose. Nnina emyaka 26. Mbeera mu Kampala. Noonya omukyala ali wakati w’emyaka 26 ku 35 ng’ alina ennyota y’o omukwano. Kuba 0712042972.

Noonya omuwala embereera, Omulokole, omulungi ennyo nga wa myaka 18-24 okuva mu bugwanjuba bwa Uganda. Sindika obubaka oba kuba 0772843210.

Noonya omukyala ow’emyaka 30-40. Ali siriyaasi kuba 0788682535. Nnoonya omukyala Omuganda oba Munyankole oba Mutooro nga wamyaka 35-40. Njagala wa kyama, akola kubanga nange nkola. Tujja kwekebeza omusaayi. Saagala muyaaye. Ali siriyaasi kuba 0788903091.

ABAKYALA ABANOONYA

NZE Stella 25. Noonya omwami ow’emyaka 35-55 tukole omukwano ogw’ekyama. Ansiimye kuba 0779040258.

Nnina emyaka 28. Mbeera mu Kampala. Noonya omwami alina akawuka, akola asobola okubeera nange n’okundabirira. Kuba 0700267267.

Nnina emyaka 24. Nze Katrina. Noonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0782190987.

Nze Annet. Nnina emyaka 23. Noonya omusajja alina ow’emyaka 30-50. Kuba 0704900693.

Noonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Nze Halima Nakiryowa. Ali siriyaasi kuba ku 0786504617.

Nze Faith. Nnina emyaka 28. Njagala omwami ow’emyaka 35-40, omuwanvu, eyazimba nga Mulokole. Kuba 0751948148.

Nze Harriet. Mbeera Kyebando. nnina emyaka 40. Ndi ku ARVs. Noonya omwami ow’emyaka 43 n’okweyongelayo nga naye ali ku ddagala. Omusiraamu totawaana. Kuba 0791849499.

Noonya omusajja ow’ekyama, alina emyaka 35-45 ng’alina omukwano. Nze nina emyaka 28. Ayagala kuba 0703495882.

 

Nnoonya omwami Omwadiventi nga wa myaka 40-45. Kuba 0772602693.

Noonya omwami nga wa myaka 40- 6o. Nze ndi wa myaka 37. Njagala atali muyaaye eyeesobola nga mwetegefu okubeera nange. Ansiimye kuba 0787517762.

Nze Julie. Nnina emyaka 25. Nnoonya omusajja ow’ekyama nga wa myaka 26- 45. Anneetaaze kuba 0777042372.

noonya omwami nga wamyaka 25-30. Nze Joisi. Kuba 0701077441.

Nze Aritah. Nazaalako. Njagala omusajja owokufumbirwa, ng’afaayo, mukozi ng’ali wakati w’emyaka 37-47. Kuba 0787476623

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pi3 220x290

Apass ajereze Kenzo ne Fik Fameica....

Apass ne Eddy Kenzo bawakana ani asinga okwesala emisono wabaluseewo olutalo lw'ebigambo

Sev2 220x290

Pulezidenti asisinkanye abagagga...

Pulezidenti asisinkanye abagagga abalwanira ebizimbe mu Kampala

Muh1 220x290

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo...

Abasuubuzi basattira olw’obukwakkulizo Muhangi bw’abataddeko

Hop2 220x290

Abayizi boogedde eyabookezza

Abayizi boogedde eyabookezza

Bah3 220x290

Don Bahat akomyewo ku maapu.

Don Bahat awangudde engule mu mpaka za baseerebu e South Africa ne yewaana “abangoba bakongojja…”