TOP

Njagala amanyi omukwano

By Musasi wa Bukedde

Added 3rd August 2016

Oyagala musajja atya? Njagala musajja eyazimba, alina omulimu, omwetegefu okwekebeza omusaayi, okugenda mu bakadde bange, alina empisa, afaayo, amanyi omukwano ali wakatiw’emyaka 27 ne 37.

Manyi 703x422

Ggwe ani?

Nze Sharitah Nalunkuuma.

Obeera wa?

Kanyanya.

Ozaalibwa wa?

Singo.

Weddira ki?

Ndiga.

Olina abaana bameka?

Nnina omu.

Oyagala musajja atya?

Njagala musajja eyazimba, alina omulimu, omwetegefu okwekebeza omusaayi, okugenda mu bakadde bange, alina empisa, afaayo, amanyi omukwano ali wakatiw’emyaka 27 ne 37.

Abakwetaaze bakufunye

batya?

Ndi ku ssimu

0754902490.

NAFFE TWAGALA BASAJJA

NZE Eseza Nalubega 24. Mbeera Nakawa. Ntunda ngoye. Nzaalibwa Masaka era sizaalangako. Nnoonya

omusajja Omulokole oba Omukulisitaayo, ow’emyaka 28-35 nga mwetegefu

okwekebeza omusaayi. Njagala alina empisa, akola nga teyeddira Njovu. Kuba 07818630452.

Nze Jane Atuhire. Mbeera Kawaala . Nzaalibwa Kyazanga- Masaka. Nazaalako. Ndi Musumba mu Kkanisa y’Abalokole emu. Njagala musajja Mulokole, ow’emyaka 40- 50 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, akola nga talina mukazi. Kuba 0700306426.

Nze Assumpta Babirye 29. Mbeera Kitebi. Neddira Nkima. Nnina omwana omu.Nnoonya musajja alina omulimu, empisa, atali muyaaye ng’ali wakati w’emyaka 30- 40. Kuba 07007232988.

Nze Zaina Nabirye 23. Mbeera Bugembe- Jinja. Nnina omwana omu. Ntunda ngoye. Nnoonya omusajja nga talina mukazi, alina omulimu nga muyonjo, mukkakamu nga talina mukazi ate nga tasussa baana babiri. Kuba 0706209857.

Nnoonya omwami ali siriyaasi tukole amaka. Nnina emyaka 38 n’omwana omu.Ansiimye kuba 0706772864.

Nze Nalweyiso. Nnina emyaka 24. Mbeera Mubende. Nnoonya omusajja ow’emyaka 30-45. Kuba 0704900693.

Nze Juliana. Nnina emyaka 23. Mbeera Mubende. Nnoonya omusajja ow’emyaka 30-45. Kuba 0705806447.

Nze Winnie. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami gwe naayagala naye nanjagala. Kuba 0754508118.

Nze Diana. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 38 ne kkiro 72. Njagala omusajja ow’emyaka 50-70 nga wa buvunaanyizibwa. Alabika obulungi kuba 0779126256.

Nze Hellen. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.

Nze Marie. Mbeera Fort. Nnina emyaka 33. Nnina siriimu. Njagala omusajja alinga nze. Njagala wa myaka 45 60. Alina kuba ng’alina ku ssente, kuba nange siri bubi. Ansiimye kuba ku 0701055170


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata