TOP

Nnoonya omusajja musseemu kkaasi

By Musasi wa Bukedde

Added 15th December 2016

Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 35-40 tukole obufumbo.

Noonya 703x422

Nze Stecia. Nnina emyaka 25. Ndi muwala mulungi. Nnina endoddo y’ebbina n’amakudde. Ntunda sipeeya wa mmotoka.

Nnoonya omusajja ali wakati w’emyaka 35-40 tukole obufumbo.

Ndi mwetegefu okukussaamu ssente. Njagala akola era ng’alina omukwano nga nze.

Ali siriyaasi kuba 0778838085 oba 0706699005.

ABANOONYA ABALALA

NZE Sharot Kabanyama 30. Mbeera Kanyanya. Ndi Munyarwanda. Nnina

omwana. Nkola mu katale k’oku Kaleerwe. Nnoonya omusajja

ow’obuvunaanyizibwa, alina omulimu, asobola okundabirira n'omwana wange.

Sifuddeyo oba alina abaana kasita abeera nga mwetegefu okwekebeza omusaayi

n'okukyala ewa_ e. Kuba 0706801368.

Nze Christine Mwale 23. Mbeera Kanyanya. Nzaalibwa Palisa. Nnina omwana. Ntunda dduuka.Nnoonya omusajja anankuuma, alina empisa, ow’emyaka 30-40, alina omulimu, afaayo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0752800238.

Nze Saudah Nasaazi 29. Mbeera Busaabala. Neddira Nte. Nnina abaana basatu. Nzaalibwa Mityana. Ntunda

dduuka. Njagala omusajja Omusiraamu, alina eddiini, eyazimba, okuva ku myaka

30 n’okweyongerayo ng'alina akawuka. Alina okubeera ng'alabika bulungi kuba nange ndi mu mbeera nnungi nga tasussa baana basatu. Kuba 0779750058.


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kab2 220x290

Leero mu mumboozi y'omukenkufu...

Leero mu mumboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okukozesaamu butto w'empirinvuma okulwanyisa obulumi ng'oli...

Kuba1 220x290

Abalamuzi mu nsi za Afrika 5 basisinkanye...

HENRY Peter Adonyo akulira ettendekero ly’abalamuzi akubirizza abalamuzi ba Kkooti Enkulu okwenyigiranga mu misomo...

Haki 220x290

Kamoga atongozza hakki eyookuna...

HAJJI Muhammadi Kamoga naye nno tasaaga. Ayingizzaawo hakki eyookuna Zanei Birungi.

Tuula 220x290

Spider Roxy atandise okukokoolima?...

ABANTU abaalabye omuyimbi Spider Roxy n’ekyana nga beekuba obuwuna n’obwama baasigadde beebuuza oba naye yatandise...

Tuma 220x290

Omuwala yankyawa lwa bwavu

NZE Wilson Musoga, nzaalibwa mu disitulikiti y’e Mayuge. Mu 2018, nnasalawo okufuna omwagalwa era amaaso gansuula...