TOP

Nnoonya omukazi ayagala abaana

By Musasi wa Bukedde

Added 28th February 2017

Njagala Mugumikiriza, atya Katonda, ayagala ennyo abaana nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, akola, nga mwetegefu okumutwala mu bakadde.

Ssalongomukwaya1 703x422

Ssalongo mukwaya

MWANAmulenzi ng’ oyaka? Ekitiibwa kya Mukama.

Mpozzi ggwe ani? Nze Ssaalongo Mmande Mukwaya.(waggulu)

Obeera wa? Nansana.

Nnalongo ali atya? Gwali naye yasinga okumanya ebimufaako.

Kiki ekyabawukanya? Yali ayagala nnyo ssente.

Mwali mumaze bbanga ki? Myaka munaana.

Olina emyaka emeka? Ndi wa 31.

Gw’oyagala alina kubeera atya? Mugumikiriza, atya Katonda, ayagala ennyo abaana nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, akola, nga mwetegefu okumutwala mu bakadde.

Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0704808650.

Abasajja abanoonya abalala

 NZE Kyagulanyi A. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 35. Ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukyala alina empisa, eddiini, ow’emyaka 28-35 tukole obufumbo. Anneetaaze kuba 0757725167.

Nnoonya omukazi ow’emyaka 22-25, omusawo, Omunyarwanda ng’amanyi Oluganda. Kuba 0784479683.

Nze Mike Kintu 35. Nnoonya omukazi ow’emyaka 35-45, alabika obulungi, alina ssente. Nnina ewange naye sibadde nnyo mu Uganda era sirina mukazi yenna. Kuba 0784526501

Nze Alexander. Nnina emyaka 24. Ndi ku yunivasite. Nnoonya sugammami ng’alina ku ssente. Kuba 0752709413.

Nnoonya omukyala Omusiraamu, alina amaka, ng’akola ananfunira omulimu. Ndi wa myaka 37. Ali siriyaasi kuba 0706761804.

Nze Gerald W. Mbera Mengo. Nnina emyaka 33. Ndi muddugavu era muwanvu. Nnina omwana omu. Njagala omukyala akuze mu birowoozo, atya Katonda, ow’emyaka 25-32 tukole obufumbo. Anjagala kuba 0704256046.

Nnoonya omukazi ayagala omukwano ogw’ekyama nga wa myaka 27-35. Nnina emyaka 30.Whatsapp oba kuba 0754131750.

Nze Ismail. Nnina emyaka 35. Njagala omukyala ali wakati w’emyaka 22-40. Kuba 0784872033.

Nnoonya omukyala alina ssente era nga mwetegefu okunteekamu kkaasi. Nnina emyaka 24 era ntya Katonda. Omufere totawaana. Kuba 0706551813.

Nze N.K. Nnina emyaka 21. Nnoonya omukazi ow’emyaka 35-55 ng’alina ssente. Kuba 0786871571.

Nze Tom Kalema. Mbeera Kyengera. Nnina emyaka 35. Nnoonya sugammami ow’emyaka 30-45 ng’akola. Kuba O759753937.

Nnoonya omukyala ali ku ddagala lya ARVS. Kuba 0759783180. Ndi wa myaka 32. Njagala sugammami ng’alina ennyonta y’omukwano, tweyagale mu kyama. Kuba 0701919047

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lum1 220x290

LUMAAMA Francis alabudde abantu...

LUMAAMA Francis alabudde abantu okukomya okwetundako ebinja

Seg1 220x290

Omusibe afiiridde mu kaduukulu...

Omusibe afiiridde mu kaduukulu asattiza Poliisi y'e Namanve

Mus1 220x290

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo...

Eyasibidde omwana we mu kabuyonjo Polisi emunoonya

Kub1 220x290

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde...

Omugagga Cameroon Gitawo ayogedde ekibadde kimubuzizza

Mob1 220x290

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza...

Omukozi wa Gavumenti bamuyimirizza ku mulimu lwa kwambala mmini