TOP

Abanoonya; Njagala musajja Muzungu

By Musasi wa Bukedde

Added 28th March 2017

Obutabeera na musajja kye kisinze okumalako emirembe

Liz1 703x422

Elizabeth

Ng’onyumidde mwanamuwala?
Weebale kusiima.
 
Kirabika wewakulira tewaali musezi.
Gyebali bangi naye lwa kuba nakuzibwa mu kikomera nga tebandaba.
 
Mpozzi ggwe ani?
Nze Elizabeth Kihumuro.
 
Obeera wa?
Kabalagala naye nzaalibwa Fort Portal.
 
Obuzibu osinze kubusanga wa?
Obutabeera na musajja kye kisinze okumalako emirembe ate abasinga batuzannyira nnyo ku bwongo bwaffe nga beenonyeza byabwe.
 
Ate batya?
Batumenya emitima gyaffe.
 
Kyali kikutuuseeko?
Kituufu nnyo kuba be nnazaalamu abaana bange bansuulawo.
 
Kati oyagala omusajja afaanana atya?
Okusinga njagala musajja Muzungu, amanyi laavu, afaayo, wakati w’emyaka 40-60 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.
 
Bakufunye batya?
Ndi ku ssimu 0771883111.
 
NZE Moses Ssali 29. Mbeera Nabbingo. Nnoonya omukazi ow'emyaka 25-30, sifaayo ku ggwanga kasita abeera nga Munnayuganda. Njagala omukyala ng'alina ky'akola ng’alina omukwano ogwannamaddala tukole obufumbo. Kuba 0756872 538.
 
NZE Yasini Mayengo, 35. Mbeera Masaka-Lukaya era gye nkolera obwamakanika bw’emmotoka. Nnoonya omukazi ng’alina ssente amanyi omukwano nga mukuluko mu myaka ate nga mukozi mmuwase. Ndi ku ssimu 0753575715.
 
Nze Badru 24. Nnoonya omuwala ow’emyaka 18-20, Omusiraamu atya Allah, omwetegefu okugenda ku musaayi. Njagala Muganda akola nga nze nga tazaalangako. Kuba 0753985421.
 
Nze Mbaziira. Mbeera Gangu- Kampala. Njagala omukazi ow’ekyama tukole omukwano. Kuba 0755734049.
 
Nze Ssemwanga Lutaaya. Nnoonya omukazi Omusiraamu, omweru ali wakati w’emyaka 25-27, Omuganda. Nze nnina emyaka 35. Kuba 0753- 915298.
 
Nze KF. Nnoonya omukazi ow’ekyama. Njagala wa myaka 20- 30. Nze nnina emyaka 32. Ndi mu Kampala. Kuba 0703136945 oba 0771233826.
 
Nze Musinguzi. Nnina emyaka 35. Nkola era sipangisa. Nazimba wano mu Kampala. Njagala omukyala alabika obulungi ennyo, atya Katonda, akola, ng’ali wakati w’emyaka 22-38. Alina ebisaanyizo ebyo kuba 0703316450.
  igongo senga 38 beera ugazi jokya byuma noonya omukazi omulungi owempisa eyasomako ngali wakati wemyaka 20 ne 30 ifa ku ggwanga oba eddiini aagala mukazi mumpi nnyo oba omutono nnyo jagala anantwala mu bakadde be tukole obufumbo mulabirire naye andabirire nina omwana wange gwe mbeera naye mu maka gange kuba sipangisa di mwetegefu okwekebeza omusaayi noyo yenna gwe tunaaba tukkaanyizza naye wnte totawaana uba 0782 042299 oba 0713 487877 NZE Kigongo Nsenga (38). Mbeera Lugazi.
Njokya byuma. Nnoonya omukazi omulungi, ow’empisa, eyasomako ng’ali wakati w’emyaka 20 ne 30. Sifa ku ggwanga oba eddiini.
 
Saagala mukazi mumpi nnyo oba omutono nnyo. Njagala anantwala mu bakadde be tukole obufumbo, mulabirire naye andabirire.
 
Nnina omwana wange gwe mbeera naye mu maka gange kuba sipangisa. Ndi mwetegefu okwekebeza omusaayi n’oyo yenna gwe tunaaba tukkaanyizza naye.
 
Ow’Ente totawaana. Kuba 0782 042299 oba 0713 487877

Nze Peter. Mbeera Makindye. Njagala omukazi alina ssente, Omuganda, Omusoga, Omunyakole oba Omunyarwanda. Kuba 0793085694 oba 0755629947.

 
Nze Mozy ow’e Bbunga. Nnina emyaka 24. Nnoonya omukyala ali wakati w’e myaka 18 -27. Ndi muwanvu, mutonotono, mweru. Kuba oba weereza ku whatsapp ku 0706309793.
 
Nze Erias 58. Ndi ku ARVS. Ndi Muganda, Mukristaayo, nkola, sipangisa. Omukyala anneetaaze ng’ali ku ARVS, anyirira, muwanvu. Kuba 0757408679, twogere.
 
Nnoonya omukazi omuwanvu, Omusiraamu nga musomesa wa guledi III. Nnina emyaka 50. Weereza obubaka ku 0791561389.
 
Nze Johnson. Nnina emyaka 35. Nnoonya omukyala ow’emyaka 22- 32. Kuba 0787 673664.
 
ABAKYALA ABANOONYA
Nze Francis. Nnina emyaka 24. Ndi Muganda. Mbeera Buikwe. Nnoonya omukazi akuze mu birowoozo. Kuba 0757764670.
 
Nnoonya omukazi eyeetaaga okufumbirwa. Kuba 0759449702.
 
Nnoonya omukazi ow’emyaka 27-32. Nnina emyaka 37. Njagala omukazi ayagala enkulaakulana. Kuba 0700894494.
 
Nze Francis Lukyamuzi. Mbeera Mityana. Nnina emyaka 23. Njagala omukazi alina emyaka 18-20, Omunyankole oba Omuganda, omulungi kuba nange ndabika bulungi nga yasomako. Nze nazimba. Kuba 0759766536.
 
Nze Simon 28. Ndi muwanvu, wa kiwago era nkola. Nnoonya omukyala ow’emwaka 30-45 ng’akola. Sifa ku bulungi oba sayizi. Ali siriyaasi kuba 0792984169.
 
Nnonya omukazi ow’emyaka 20-35, atali wa bizibu. Njagala afunayo akadde ne yeewummuzaamu. Tujja kwekebeza endwadde. Nze Paul. Kuba 0782387197.
 
Nze Richard 25. Mbeera Kampala. Njagala omukyala owokubeera naye. Ateekwa okuba ng’alina ku ssente ate ng’anankolera bizinensi. Nze sikola. Njagala omukyala alina ssente. Tujja kwekebeza omusaayi. Wadde si Munnayuganda sifaayo. Kuba 0700628908.
 
Nnoonya omukyala ow’emyaka 40-50, ali ku ARVs, omuwanvu, ow’ekigero, akola, Omusiraamu nga Muganda. Nze Erias 58. Nkola era sipangisa. Ali siriyaasi kuba 0757408679.  
 
NNOONYA omwami ali wakati w’emyaka 40-50, akola, eyazimba ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Nnina wooteeri. Ali siriyaasi kuba ku 0782198926.
 
Rose Namuddu 42. Mbeera Ntebe. Nnoonya omwagala atali mufumbo, ow’emyaka 45-57, alina eddiini ate ng’afaayo. Sifaayo ne bw’aba nga yazaalako naye alina okuba ng’akola kuba nange nkola. Kuba 0772582343.
 
ABAKYALA ABANOONYA
Nnoonya omusajja Omusiraamu, ali ku ddagala, alabika obulungi, ow’emyaka 35- 45. Ayagala okuwasa kuba 079775134.
 
Nnoonya omusajja atya Katonda, alina eddiini, emyaka 38-45, alina omulimu, ow’obuvunaanyizibwa. Nnina emyaka 35 nneekozesa nazaalako, atalina mulimu, alina omukazi tokuba. Njagala alinga nze. Kuba 0770500476.
 
NZE Swadak. Nnoonya omwami omuntumulamu, alina eddiini, omukkakkamu omutetenkanya kuba nange bwendi. Ndi muwala mulemamu okugulu. Kuba 0701208268.
 
Nze Aisha Babirye 20. Mbeera Masaka. Neddira Ngabi. Ndi musibi wa nviiri era sizaalangako. Nnoonya omusajja Omusiraamu, ow’emyaka 20- 30, alina omulimu, omwetegefu okwekebeza omusaayi, amanyi omukwano nga naye tazaalangako nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange. Kuba 0750896631.
 
Nze Birungi 27. Mbeera Nakulabye. Nnina omwana omu. Nnoonya musajja ow’emyaka 30-35, amanyi omukwano, ow’obuvunaanyizibwa, alina empisa nga nze nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0703503277
 
Nze Rahma Nakyanzi. Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 26, sizaalangako. Neddira Nte. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS ng’alabika bulungi kuba nange bwendi, atanywa mwenge wadde okulya embizzi, alina ku ssente nga tasussa baana basatu. Kuba 0790032556.
 
Nnina emyaka 27. Ndi munene. Nnina omwana omu. Nnoonya mwami atasussa myaka 35, omwesimbu, amanyi omukwano, alina omulimu nga mwetegefu okugenda ewaffe. Kuba 0757080604.
 
Nze Hellen Nakanwagi 35. Mbeera Nabweru. Nakuguka mu bya busuubuzi. Nnoonya omwami ali siriyaasi nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0758460068.
 ze eo alule beera abowa noonya omukazi ali wakati wemyaka 3040 alina ssente alabika bulungi ze nnina emyaka 28 ifa ku ddiini wadde eggwanga li siriyaasi kuba 0704407539 twogere ebisingawo
 
Nze Deo Kalule. Mbeera Kabowa. Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 30-40, alina ssente, alabika bulungi.
Nze nnina emyaka 28. Sifa ku ddiini wadde eggwanga. Ali siriyaasi kuba 0704407539 twogere ebisingawo

 

 
Nze Aisha Najjuka. Mbeera mu Kampala. Nnina emyaka 32. Nnoonya ow’emyaka 38- 45, alabika bulungi nga nze, akola, eyazimba, amanyi omukwano. Kuba 075897397.
 
Nze Patricia. Mbeera Kitintale. Nnina emyaka 35. Nnoonya omusajja ow’emyaka 25-30 ng’ava mu bugwanjuba. Kuba 0755902305.
 
Nze Angella. Nnina emyaka 45. Nsiba nviiri era nazaalako. Nnoonya omwami ow’emyaka 45- 60 nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, ow’obuvunaanyizibwa, akola nga teyeddira Ngabi wadde Engeye. Kuba 0750149495.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lob2 220x290

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda...

Omukuumi attiddwa n’asattiza ab’ebyokwerinda

Ndo1 220x290

Omusawo asimattuse okugajambulwa...

Omusawo asimattuse okugajambulwa

Gub1 220x290

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Balwanidde tikiti z’Omutujju

Web3 220x290

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?...

Bobi, wasigazzaamu ku doola ompeeyo?

Tub1 220x290

Hoo...ataakulaba

Hoo...ataakulaba