TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Nnoonya anaasobola okubeera n’abaana bange

Nnoonya anaasobola okubeera n’abaana bange

By Musasi wa Bukedde

Added 21st April 2017

Oyagala musajja afaanana atya? Njagala musajja atya Katonda, alina empisa, eyeesobola, omwetegefu okwekebeza omusaayi n’okubeera n’abaana bange. Ateekwa okuba ng’ali wakati w’emyaka 28- 30.

Liver 703x422

Ggwe ani?

Nze Brenda Alomo.

Obeera wa?

Mbeera Jinja.

Olina emyaka emeka?

Nnina emyaka 23.

Okola mulimu ki?

Ndi musuubuzi wa ngoye.

Ozaalibwa wa?

Teso

Olina abaana bameka?

Nnina babiri.

Oyagala musajja afaanana atya?

Njagala musajja atya Katonda, alina empisa, eyeesobola, omwetegefu okwekebeza omusaayi n’okubeera n’abaana bange. Ateekwa okuba ng’ali wakati w’emyaka 28- 30.

Olimu kyama ki?

Omwami agenda okunneewangulira y’ajja okukyezuulira.

Abakusiimye bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0786683971.

ABANOONYA ABABEEZI ABALALA

NNOONYA omwami alina akawuka, Omusiraamu, amanyi Koran, omwetegefu okugenda ewaffe, alabika obulungi, amaliridde okumpa essanyu mu buli kimu, ow’emyaka 35-40. Kuba 0700939971. Omuyaaye tokuba.

Nze Nandudu. Ndi Mugishu. Nnina emyaka 27 n’omwana. Njagala musajja anampasa. Kuba 0706699005. Nze Nakintu. Nneddira Ngo. Nnoonya omusajja alina laavu nga nze. Kuba 0778838085 0757299984 oba 0783149440.

Nnoonya omwami omukkakkamu, ow’empisa nga mukulu mu birowoozo. Nze nnina emyaka 27. Ndi mutonotono. Ansiimye kuba 0700297623.

Nnoonya omwami Omusiraamu Omuganda, Omusoga oba Omugwere, ow’emyaka 20-27. Ali siriyaasi kuba 0752245388.

Nze Fazira 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 30-55 tukole omukwano ogw’ekyama. Asiimye Kuba 0758953950.

Nze Rose. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0779601863.

Nze Nassuuna. Nnina emwaka 25. Nnoonya omwami ow’okumpasa. Ayagala kuba 0782190987.

Nze Lydia. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya mwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0701884526.

Nze Doreen. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Ansiimye kuba 0706520516.

Nze Vicky. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706637181.

Nze NT. Ndi wa myaka 29. Nnoonya omwami ow’emyaka 32 -38 ng’ali bitundu by’e Masaka. Kuba 0756038536.

Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 35-45. Nze ndi wa myaka 29. Njagala Mukatoliki oba Omukulisitaayo nga mwetegefu okukola obufumbo.

Njagala waabuvunaanyizibwa nga nze. Kuba 0750921615.

Nnoonya omwami. Nnina emyaka 36. Njagala ali wakati w’emyaka 45-55, ali ku ddagala lya ARVs, alabika obulungi nga nze, alina ssente nga mukkakkamu. Saagala Musiraamu. Kuba 0776109186.

Ndi wa myaka 27. Nnoonya omusajja alina ku ssente, eyasoma ate nga si muyaaye tufumbiriganwe. Kuba 0757708590.

Nze Julie. Nnina emyaka 34. Nnoonya mwami ow’emyaka 35-40. Kuba 0786403481.

Nze Joy 23. Nnoonya omusajja ali siriyaasi tutambuze omukwano. Kuba 0788066323.

Nze Cate 25. Nnoonya omusajja omutuufu amanyi laavu mulage omukwano omuzito. Ndi ku ssimu 0757299981.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gala 220x290

Aba ManCity tebajulira Bravo

CLAUDI Bravo ayolekedde okuvundira ku katebe mu Man City oluvannyuma lw’Omubrazil Ederson, eyaakagulwa mu Benfica...

Gobwa1 220x290

Owa Leicester City akwatiddwa ku...

Leicester, eyawangula Premier mu sizoni ya 2015-16 efuumudde omutendesi Craig Shakespeare olw’okulemwa okulinnyisa...

Waga 220x290

Liverpool etimpudde Maribor ggoolo...

OMUTENDESI wa Liverpool, Jurgen Klopp atenderezza abazannyi be obuteesaasira nga bawuttula Maribor eya Slovenia...

Banga 220x290

'Real Madrid egule Harry Kane'...

EYALIKO Pulezidenti wa Real Madrid, Ramon Calderon awadde abakungu ba ttiimu eno amagezi, okugula Harry Kane okumuggya...

Pala 220x290

Engeri gy’osaggula omukwano mu...

ABASAJJA bangi mulemwa okusaggula obuwoomi bw‛akaboozi ate ne mwekwasa ng‛abakazi bwe batabacamudde, so ng‛ensobi...