TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Njagala omukazi omugumiikiriza atazaalangako

Njagala omukazi omugumiikiriza atazaalangako

By Musasi wa Bukedde

Added 4th May 2017

Onoonya mukazi afaanana atya? Njagala mukazi atazaalangako, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 18- 30, omwetegefu okugenda mu bakadde, omugumiikiriza, atali mwenzi. Sifuddeyo oba akola.

Kigo 703x422

Mukwano ggwe ani?

Nze Mwanje Muteesasira.

Okola mulimu ki?

Ndi muzimbi ate ndi muyimbi.

Obeera wa?

Kawuku era gye nzaalibwa.

Olina abaana bameka?

Sizaalangako wadde okuwasa. Ng’onekedde mu byuma! Ntambula na mulembe.

Onoonya mukazi afaanana atya?

Njagala mukazi atazaalangako, omwetegefu okwekebeza omusaayi, ali wakati w’emyaka 18- 30, omwetegefu okugenda mu bakadde, omugumiikiriza, atali mwenzi. Sifuddeyo oba akola.

Abakwetaaze bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0784749444.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka 220x290

Mayiga atongozza olukiiko olutegeka...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga alagidde akakiiko akagenda okutegeka olunaku lw’abantu ba Kabaka ababeera ebweru...

Lab1 220x290

Omusolo gutabudde aba Takisi bakubaganye...

Omusolo gutabudde aba Takisi bakubaganye katono battingane!

Mariach5 220x290

MC Mariach akiggadde! Kabiite we...

MC Mariach akiggadde! Kabiite we Mirembe Lydia Bogere amwanjudde mu bakadde be

Kaba 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE...

Tukulaze ebyakoleddwa okumatiza amagye okuyimbula muka Mugabe. Ate agenda okusikira Mugabe bamulagidde annyonnyole...

Mak1 220x290

Buganda esiimye emirimu gya AD...

Obwakabaka bwa Buganda busiimye emirimu gya AD Lubowa