TOP
  • Home
  • Ssenga
  • Alina omulimu n’omukwano nkubirako

Alina omulimu n’omukwano nkubirako

By Musasi wa Bukedde

Added 4th July 2017

Njagala musajja alina omulimu, ali wakati w’emyaka 28 ne 31, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga tasussa baana babiri.

Namugude1 703x422

Namugudde

Ggwe ani? Nze Mary Namugundo

Ozaalibwa wa? Mayuge
 
Obeera wa? Mbeera Jinja
 
Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 24
 
Wakuguka mu ki? Nakuguka mu byakutunga
 
Olina abaana bameka? Nnina babiri
 
Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja alina omulimu, ali wakati w’emyaka 28 ne 31, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga tasussa baana babiri.
 
Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0702707835

ABAKYALA

Nze Sarah Nabukenya. Nnina emyaka 25, njagala musajja okuva ku 25-40. Asiimye kuba ku 0778838085.  

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

  

 

Ggwe ani? Nze Issa Atuhairwe. (waggulu)
 
Ozaalibwa wa? Kamwenge
 
Obeera wa? Makerere
 
Okola mulimu ki? Ndi ddereeva
 
Olina abaana bameka? Sizaalangako.
 
Mukazi ki gw’oyagala? Njagala mukazi ali wakati w’emyaka 28 ne 35, alina ku ssente, eyeevuga, alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.
 
Biki byaba akusuubiramu? Nja kumukolera buli kimu ky’ayagala.
 
Bakufunye batya? Ssimu 0753144930
 
ABASAJJA  
NZE Deo Kalule 28. Mbeera Kabowa. Ndabika bulungi. Nnoonya mukyala ow’emyaka 30-40, akola, alina ku ssente, ali siriyaasi ng’alina empisa. Sifa ku ddiini. Kuba 0751125280.
 
Nze Adam Mwesigye 23. Mbeera Nateete. Ndi muyimbi ate ntunda ngoye. Nzaalibwa Mubende era sirina mwana. Nnoonya omukazi ow’obuvunaanyizibwa, akola, alabika bulungi kuba nange bwendi. Ateekeddwa okuba ng’alina empisa, amanyi omukwano, alina obusobozi obw’okunnyambako okutumbula ekitone kyange nga wa myaka 20-40. Kuba 0702252766.
 
Nze Ibrahim. Nnina emyaka 27. Nasomako ne ntuuka ku yunivasite wadde saamalako. Mbeera mu disitulikiti y’e Luweero. Njagala sugammami nga wa myaka 30-45. Nze sizaalangako. Ansiimye kuba 0706385522.
 
Nnoonya omukazi omunene, akola Omunyankole, Omutoro, Omukiga nga wa myaka 26-39. Kuba 0772003213.
 
Nze Kenneth. Mbeera Mukono. Nnoonya sugammami, ow’emyaka 30-40, omunene ate ng’alabika bulungi. Nze nnina emyaka 25. Kuba 0791672712.
 
Nnoonya omukyala ow’emyaka 35- 40,akola era nga yasoma. Kuba 0790058870.
 
Nze Kim 30. Nnoonya sugammami omunene, alina ku ssente, musse omukwano. Ayagala kuba 0751279824.
 
Nnoonya omukazi alina ku ssente ng’onoozinteekamu nkulage omukwano. Ndi wa myaka 27. Mbeera Luweero. Njagala asussa emyaka 30 n’okweyongerayo. Ali siriyaasi kuba 0790014700.
 
Nnoonya omukazi ali ku ARVs, ali wakati w’emyaka 18-35. Nze nnina 28. Ndi Muteso era ndi Soroti. Nkanika masimu. Nnina ne wooteeri. Olina okuba omukozi. Kuba 0705408839.
 
Nze Allan 32. Nnoonya sugammami ow’emyaka 35-45, alina ku ssente kubanga nze sirina naye omukwano gwo nnina mungi. Sifa ku ggwanga. Kuba 0754959626.
 
Nnoonya omukyala ow’okuwasa nga yasomako, asobola okukola bizinensi wadde nga teyasomako.Nsinga kwagala musomesa oba musawo. Njagala atazaalangako. Anjagala akube 0701473861oba 0701641616.
 
Nze Mukasa. Nnina emyaka 35. Nkola era sipangisa. Njagala omukyala gwenaakuba embaga, atya Katonda, akola, akuze mu birowoozo, atali muyaaye, amanyi ky’ayagala, ali wakati w’emyaka 25-45. Alina ebyo kuba 0757010422.
 
Nze Lawrence. Nnina emyaka 27. Nnoonya omukyala ayagala obufumbo, atasussa myaka 24. Njagala Munyarwanda oba Muhima. Ndi ku ssimu. 0754454789.
 
Nze Jackson Osillo 55. Mbeera Mengo. Nkolera mu katale ka St. Balikuddembe. Banzaala Tororo. Ndi mulokole. Nnoonya omukyala omwetegefu okukola obufumbo, ow’emyaka 28-35 ng’atya Katonda. Sifuddeyo ku ggwanga. Njagala omwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba ssimu 0775934368.
 
Nze mm. Njagala omukyala ow’okuwasa nga wa myaka 25-35. ndi mwetegefu okumufunira ekyokukola. Mbeera Mubende. Alina okuba ng’ali ku ARVs. Kuba 0758160040.
 
 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paska 220x290

Mukoka asse omukadde

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze ku kyalo Kaliisizo South mu Kalisizo Town Council mu disitulikiti y'e Kyotera,...

Fari1 220x290

Laba amaziga g’essanyu.

Munnakatemba era omuzannyi wa firimu Faridah Ndausi bamukoledde akabaga k'amazaalibwa nga takasuubira, akaabye...

Mbarara City ekutte Nkata ku nkoona...

Brian Ssenyondo akomezeddwawo okutwala Mbarara City mu maaso oluvannyuma lw'okukwata Nkata ku nkoona.

Buloba1 220x290

Blick afunzizza engule y'ezaakafubutuko...

Blick kati abuzaayo empaka za mirundi 2 (Kapeeka ne Boxing day)okulangirirwa nga kyampiyoni w'ezaakafubutuko....

Img3804webuse 220x290

Ekivvulu kya Toto kiri mu ggiya...

Ekivvulu ky'abaana ekya ToTo ekitegekebwa Vision Group kyengedde nga kati olwa December 8 lwe lulindirirwa lwokka...