Ggwe ani? Nze Mary Namugundo
Ozaalibwa wa? Mayuge
Obeera wa? Mbeera Jinja
Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 24
Wakuguka mu ki? Nakuguka mu byakutunga
Olina abaana bameka? Nnina babiri
Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja alina omulimu, ali wakati w’emyaka 28 ne 31, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga tasussa baana babiri.
Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0702707835.
NZE Zaitun Nagujja 34. Neddira Njovu. Mbeera Butambala. Mbeera mu bazadde bange. Nazaalako. Ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omwami ow’emyaka 40-60, atya Katonda, omwesimbu andage essanyu nga mukkakkamu. Kuba 0756248912.
Nze Aisha Nanteza 36. Nazaalako naye abaana sibeera nabo. Nnoonya omwami alina omulimu omulungi, ow’emyaka 45-50, alina empisa, afaayo, atapangisa nga tavuga boda aba takisi ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0750091491.
Nze Aisha. Nnina emyaka 30. Mbeera mu Kampala. Ndabika bulungi. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS. Ateekwa okuba nga Musiraamu, alina omulimu ogw'obuvunaanyizibwa, eyazimba, amanyi omukwano, ali siriyaasi nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange. Kuba 0757674093 oba 0772578807.
Nze Angela. Nnina emyaka 29. Njagala omwami okuva ku myaka 37-50, Omuganda, Omusoga oba Omunyakole. Nneetaaga asomyeko. Kuba 0702373450.
Nnoonya omwami ow’emyaka 32-55 ng’alina obusobozi. Nze Shamim. Nnina emyaka 27. Ndi mutonotono. Kuba 0774382545.
Nze Nalwadda. Nnina emyaka 38 n’abaana babiri. Ndi ku ddagala lya ARVS. Njagala omwami asobola okundabirira. Kuba 0750702269.
Nze NK. Njagala omwami alina siriimu. Mbeera Kampala. Nnina emyaka 32. Njagala wa mpisa akola kuba nange nkola. Njagala ananpa emirembe anankuuma. Owengabi totawaana. Anneetaaze kuba 0706854977.
Nze Swabrah 25. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-57 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0700204933. Nze Tina 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 36-65 nga wa buvunaanyizibwa. Nnina omwana omu. Kuba 0703404654. Nze Julian. Nnina emyaka 27 n’omwana. Nnoonya omwami ali wakati wemyaka 35-56. Kuba 0784354649.