TOP

Nnoonya omusajja eyeevuga

By Musasi wa Bukedde

Added 1st August 2017

Njagala musajja eyazimba, eyeevuga, ow’emyaka 22-30 nga Muganda, Mukatoliki, afaayo alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Eyevuga2 703x422

Namutebi

GGWE ani?
Nze Christine Namutebi.
 
Obeera wa?
Wa Zzana.
 
Olina emyaka emeka?
Ndi wa myaka 24.
 
Okola mulimu ki?
Ntunda mmere.
 
Olina abaana bameka?
Nnina babiri.
 
Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?
Njagala musajja eyazimba, eyeevuga, ow’emyaka 22-30 nga Muganda, Mukatoliki, afaayo alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.
 
Bakufunye batya?
Ndi ku ssimu 0703204540.

ABASAJJA

NZE Ivan, nina emyaka 35. Nkola era nazimba. Njagala omukyala ow’okuwasa, nga muntumulamu, akuze mu birowoozo, si muyaaye, ng’akulembeza Katonda mu buli ky’akola, omwetegefu okunnyanjula ewaabwe, ng’ali wakati w’emyaka 24-45. Kuba 0703316450.

Nze lvan Ssebunya 25. Mbeera Kagoma. Nnoonya omukazi tukole omukwano. omwetegefu kuba 0701045667.

Nze Jimmy L. Nsuubula Nairobi ne Kampala. Njagala omukyala nga mweru tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0773896850.

Nze Jjuuko G. Mbeera Munyonyo, nnina emyaka 33. ndi muzadde. Njagala omukyala atya Katonda, alina empisa tukole obufumbo. Kuba 0704256046.

Nnoonya sugammami ng’alabika bulungi. Nze Jose. Kuba 0759799924.

Nze Abby 26, mbeera Kyebando, nnoonya omukyala alina ennyonta y’omukwaano nga tali bubi mu byenfuna. Emyaka si nsonga. kuba 0775637917.

Nze Byakatonda. Nnoonya sugammami omulungi, alina ssente, eyeevuga ate nga yazimba tukole obufumbo. Tusooka kwekebeza musaayi ndyoke mulage amapenzi. ali siriyaasi nkubira ku 0779005183.

Nze Tom. Nnina emyaka 35. Ndi mutotono era muwanvu. Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 20-25. Ali siriyaasi kuba 0773843221.

Nze Johnson 38. Nnoonya omukazi ali wakati w’emyaka 20-30, amanyi omukwano, omutuntumulamu ate ng’akola. Kuba 0757355600.

Nnina emyaka 47. Nze Joseph NT. Nnoonya omukyala ow’emyaka 23-35 tukole obufumbo. Ndi muntumulamu, mwesigwa era njagala omusajja omwesimbu. Kuba 0779612097.

Nze Tom K. Mbeera Mengo. Nnina emyaka 33. Ndi muddugavu era muwanvu. Nnina omwana omu. Njagala omukyala akuze mu birowoozo, atya Katonda, ow’emyaka 25 - 32 tukole obufumbo. Anjagala kuba 0704256046.

Nnoonya omuwala Omulokole, omusawo oba omusomesa wa nnasale nga tasussa myaka 23. Nze nnina emyaka 30. Kuba 0705881019.

Nnoonya omukyala eyeevuga nga mulungi twerage laavu. Saagala ssente, nnina ezange. Ndi wa myaka 29. Njagala wa myaka 23-35. Kuba 0703906592.

Nze Tom. Nnoonya omukyala ow’ekyama. Naye njagala omuntu ateemulisa. Kuba 0752172388.

Nnoonya omukazi anaayongera ssente mu bizinensi yange mmulage omukwano ogwaddala. Njagala wa myaka 50-55. Nze nnina emyaka 40. Kuba 0706732458.

Nze Richard Matovu. mbeera Luweero. Ndi wa myaka 39. Nneddira ngabi. Nnina omwana omu. Njagala omukazi atya Katonda, alina ssente anannyambako okukola, ayagala okuzaala, ali wakati w’emyaka 26 ne 30, alabika obulungi, ng’alina eriiso ne _ ga. Kuba 0778307787.

Nnoonya omuwala ow’emyaka 20-40, omulungi, alina empisa ate ng’alina omulimu gw’akola. Anneetaaga kuba 0794 303088. emisana.

Nze A Jjuuko. Mbeera Ntinda. Nnina emyaka 35, ndi muwanvu era muddugavu. Njagala omukyala alina empisa n’eddiini nga wa myaka 28-35 tukole obufumbo. Anneetaaze kuba 0757725167.

Nnoonya omukazi omunene, omumpi nga wa myaka 20. Nze nnina emyaka 37 n’omulimu. Kuba 0788450266.

Nnoonya omukyala ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 26- 43. Kuba 0702870303 oba 0789628989. Nze Robert. Njagala omukazi ow’okuwasa ng’ali wakati w’emyaka 22-25. Kuba 0706551991.

 iki mwana mulenzi di bulungi pozzi ggwe ani ze mar iggundu zaalibwa wa zaalibwa ikyusa uweero beera wa ansana lina emyaka emeka di wa myaka 35 lina abaana bameka ina abaana babiri ta maama waabwe wafunamu obutakkaanya ne twawukana yagala mukazi afaanana atya jagala mukazi atya atonda alina empisa akola sifuddeyo ku ddiini okuva ku myaka 2035 bakwetaaze bakufunye batya akube 0752966063
 
Kiki mwana mulenzi? Ndi bulungi. (mu kifaananyi)
Mpozzi ggwe ani? Nze Umar Kiggundu.
Ozaalibwa wa? Nzaalibwa Kikyusa Luweero. Obeera wa? Nansana.
Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 35.
Olina abaana bameka? Nina abaana babiri
Ate maama waabwe? Twafunamu obutakkaanya ne twawukana.
Oyagala mukazi afaanana atya? Njagala mukazi atya Katonda, alina empisa, akola sifuddeyo ku ddiini okuva ku myaka 20-35.
Abakwetaaze bakufunye batya? Bakube 0752966063

 

ABAKYALA

NZE Julian (29). Nnoonya omusajja anaasobola okundabirira ng’alina emyaka 28-35 . Nnina omwana omu wabula sifa ku ddiini. Kuba 0756813746. Nnoonya omusajja mulungi, atya Katonda, ali siriyaasi, nga wa myaka 24-27. Ansiimye kuba 0787381036.

Nze Angel. Nnina emyaka 38. Nnoonya omwami ow’empisa, omukkakkamu, ow’emyaka 40 -50 ng’ali ku ddagala lya ARVs. Kuba 070653073I.

Nze Peace 22. Nnoonya omwami ow’emyaka 25-28. Njagala muwanvu, mutono, okusinga njagala ng’abeera mu Kampala. Kuba 0701933914.

Nnoonya omusajja mulungi, atya Katonda, ali siriyaasi nga wa myaka 24- 27. Kuba 0787381036.

Nze Night Racheal 26, mbeera Busaabala. Nzaalibwa Rukungiri. Nakuguka mu byakufumba. Nnina omukwano. Ndabika bulungi era njagala omusajja nga naye alabika bulungi, ow’emyaka 30-50, akola, alina empisa afaayo ng’asobola okundabirira ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0775943885.

Nnoonya omusajja omulungi omwetegefu okumwanjula ng’alina emyaka 25 n’okweyogerayo. Nze nnina emyaka 22. Kuba 0787154969.

Njagala omwami nga mukulu mu birowoozo, alina obusobozi ng’ali siriyaasi. Nze Shamina. Nnina emyaka 27. Ndi wa katakketakke ate mutonotono. Ansiimye kuba 0774382545.

Nze Aidah Nankanja18. Njagala omusajja ow’emyaka 20-25. Mbeera Gayaza. Njagala gwe tuneekebeza naye omusaayi. Anankuba embaga kuba ku 0774198434.

Nze Shalifah. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0752679280.

Nze Cissy. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ow’okufumbilwa. Ayagala kuba 0754508118.

Nze Nashiba, nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’ekyama. Kuba 0757345458.

Nze Nalwadda 27. Mbeera Kibuye era sikola. Njagala omwami omuwavu, eyazimba, ow’emyaka 30-45. Njagala omwetegefu okukyala ewaffe. Anneetaaze kuba 0755097785.

Nze Diana 30. Mbeera Namugongo. Ndabika bulungi. Nnoonya omusajja alina ssente ng’akola. Nze sikola naye omukwano gwo ngwekakasa. Sifa ku myaka. Ansiimye nkubirako ku 0700728915.

Nze Maria. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706637181.

Nze Sawuda. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0755797914.

Nze Joan. Nnina emyaka 23. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-45. Kuba 0703056931.

Nze Flavia. Nnina emyaka 25. Nnina omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-55. Kuba 0780633332.

Nze Shifra. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ali siriyaasi. kuba 0777659594.

Nze Rose, nina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0779601863.

Nze Carol, nnina emyaka 24. nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. kuba 0755673149.

Nze Rebecca. Nnoonya omwami ow’emyaka 40-75. Nze nnina emyaka 39. Njagala Mukatoliki, alina abaana ne ku ssente twekebeze omusaayi oluvannyuma tukole amaka. Nkubira ku 0774284787.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Cab1 220x290

Obululu bwa CHAN bwakukwatibwa...

Obululu bwa CHAN bwakukwatibwa nga 17 omwezi ogujja

Tr2 220x290

Engeri gy’ofuuka makanika wa mmotoka...

Engeri gy’ofuuka makanika wa mmotoka yo

Say1 220x290

Oluwaanyi ddagala ku ndwadde z'ensusu...

Oluwaanyi ddagala ku ndwadde z'ensusu

Jab2 220x290

Endwadde 9 omujaaja ze guwonya...

Endwadde 9 omujaaja ze guwonya

Lip1 220x290

Alumwa ennyingo kola dduyiro ozikkakkanye...

Alumwa ennyingo kola dduyiro ozikkakkanye