TOP

Njagala Omusiraamu atasussa mwana omu

By Musasi wa Bukedde

Added 15th August 2017

Olimu kyama ki? Manyi bwe bakwata omusajja.

Sulayina 703x422

Sulayina

Ggwe ani? Nze Sulayina Nansereko (waggulu)

Obeera wa? Kazo

Weddira ki? Kkobe

Olina abaana bameka? Nnina omwana omu

Ozaalibwa wa? Nzaalibwa Masaka.

Oyagala musajja atya? Njagala musajja Musiraamu, alina eddiini nga mwetegefu okwekebeza omusaayi, eyazimba nga tasussa mwana omu ate ng’ali wakati w’emyaka 27- 40.

Olimu kyama ki? Manyi bwe bakwata omusajja.

Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0700869111.  

NZE Hadijah Nambalirwa. Nnoonya omusajja ow'obuvunaanyizibwa ng’afaayo era ng’ajja kundabirira. Ataweza myaka 40 totawaana. Kuba twogere 0782912055.

Nze Hanimah. Nnoonya omwami nga wa mazima, alina eddiini, mukkkakkamu era mwesigwa. Nnina emyaka 25 ndi mulemamu. Njagala era ow’empisa ng’alabika obulungi. Omusajja ali siriyaasi kuba 0756362170.

Nze Fahimah Namusoker 26. Mbeera Bombo. Nnoonya omwami nga wa ddiini ng’atya Katonda. Kuba 0776297252

Nze Sumayiyah Naava. Mbeera Kawanda. nnoonya omusajja ow’okufumbirwa. Njagala wa buvunaanyizibwa nga wa myaka 30-40. Kuba 0752086388.

Nze Deborah Namuwaya 38. Mbeera Mukono. Nnina abaana babiri. Ndi musomesa omutendeke.Nnoonya omusajja ow’emyaka 43- 60, alina omulimu,empisa, alina eddiini nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0702788873.

Nze Aisha 30. mbeera mu Kampala. Nnina omwana omu. Ndabika bulungi era ffiga ngyekakasa. Nnoonya omwami nga Musiraamu, ow’emyaka 38-45 nga tapangisa, alina omulimu, omwetegefu okugenda ewaffe, atasussa baana basatu ng’alina obusobozi bw’okundabirira. Kuba 0757897397 twogere.

Nze Shadia Nakintu 28. Ntunda dduuka. Mbeera Mukono. Nnoonya omwami gwe nabeera naye ewange kuba nazimba. Njagala ali wakati w’emyaka 35 ne 40, amanyi omukwano kuba nange ngwekakasa, ateekeddwa okuba ng’alabika bulungi kuba nange bwendi. Tujja kwekebeza omusaayi. Kuba 0757174663 oba 0778838085.

Nze Sarah Nakidde 28. Mbeera Mukono. Nnoonya omwami gwenaabeera naye, ow’emyaka 35 ne 40, amanyi laavu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Ntunda dduuka era nazimba ate _ ga yange ngyekakasa. Kuba 0706699005 oba 0782330445.

Nze Milly Nakalyoowa 40. Neddira Njaza. Mbeera Mpereerwe, nazaalako era ndabika bulungi.Njagala omwami atapangisa nga mwetegefu okugenda ewaffe okuva ku myaka 40 okweyongerayo. Ateekwa okuba ng’alina eddiini, empisa, afaayo, amanyi omukwano kuba nange ngwekakasa. Kuba 0783545484.

Nze Betty. Mbeera Jinja. Nnina emyaka 42. Njagala omusajja ow’emyaka 50- 75, alina omulimu era nga mwetegefu okunjagala nange mwagale. Nnina omulimu. Kuba 0775333194.

Nze Shakira 24. Nnoonya omwami ow’emyaka 35-50 tukole omukwano ogw’ekyama. Kuba 0700204933 twogere. Nze Rose. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-45. Ansiimye kuba 0756957160.

Nze Nantume. Nnina emyaka 28. Nnoonya omwami. Kuba 0756637053. Nze Sheena. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami owekyama. Kuba 0777659594.

Nze Scovia. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami anampasa. Ayagala kuba 0704900693.

Nze Phiona. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.

Nnoonya omusajja atasussa myaka 48. Nze nnina emyaka 43. Kuba 0785757962.

Nze Vicky 42. Nnoonya omwami anampasa, akola, omuntumulamu ennyo, atya Katonda nga wa myaka 48-60. Omuyaaye n’ayagala okumuteekamu ssente totawaana. Kuba 0778629313.

Nnoonya omwami omukkakkamu, ow’empisa nga mukulu mu birowoozo. Nze nnina emyaka 27. Ndi mutonotono. Kuba 0700297623.

Nnoonya omwami Omusiraamu Omuganda, Omusoga oba Omugwere nga wa myaka 20- 27. Ali siriyaasi kuba 0752245388.  

Abasajja

 NZE Yusuf lule 30. Neddira ηηonge. Mbeera wa Zzana. Ntunda dduuka. Nnoonya mukazi alina ku ssente ng’amanyi omukwano. Sifa ku myaka. Kuba 0705388368.

Nze Edrine Byamukama 25. Mbeera Bweyogerere, sizaalangako naye nga nkolera Nakawa. Nnoonya omukazi alina omulimu, empisa, afaayo nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0701425018.

Nze Ronnie. Nnina siriimu era ndi wa myaka 28. Nnoonya omukazi ow’empisa, ali ku ddagala nga wa myaka 18-25. Kuba 0782348383.

Nze Geofrey. Mbeera Kawuku. Nnoonya omukyala alabika obulungi, ow’emyaka 18-24. Nze nnina emyaka 26. Kuba 0770611311 oba 0703051912.

Nze S.K. Ndi musawo. Nnina emyaka 43. Mbeera Kampala. Nnoonya omukyala omukulu era nga mugagga. Nnina ettaka yiika 15 ajje tulikulaakulanye ate tukole omukwano ogwanamaddala. Kuba 0756610189.

Nnoonya omukyala omukkakkamu, omunene, akola, atali Muganda, eyakoowa ebyokuzaala nga wa myaka 45-55. Nkolera Jinja. Nze Lawrence. Ndi muganda.Tujja kwebebeza omusaayi. Nkubira ku 0706813448.

Nze Jak Mulindwa 25. Mbeera Ntebe. Nnoonya omukyala alina ku ssente ow’emyaka 25- 40 mmulage omukwano. Kuba 0754669488.

Nze Thomas 29. Njagala omukazi ow’okuwasa nga wa wa myaka 26-31, akola, twekebeze n’omusaayi. Kuba 0753097878.

Nze Amson. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala omulungi ow’okuwasa nga si muyaaye. Njagala omwetegefu okuntwala mu bakadde. Kuba 0703327129.

Nze Hassan Nsubuga. Njagala omukazi omukulu. Nze ndi wa myaka 28. Njagala alina ku ssente. Kuba 0703353592.

Nnoonya omukazi. Nnina emyaka 22. Njagala alabika obulungi, alina ku ssente ezinaatumbula ekitone kye nnina. Ali siriyaasi kuba 0757005351 twogere.

Nze Michael. Nnina emyaka 30. Nnoonya omukyala omulungi ow’okuwasa. Njagala wa myaka 20-29 nga mwetegefu okugenda ku musaayi. Saagala muyaaye. Kuba 0704490866.

Nnoonya sugammami omunene, ali siriyaasi, alinako ku ssente. Tujja kwekebeza omusaayi. Nze Ivan nnina emyaka 30. Kuba 0776924546.

Njagala sugammami ng’alina ku ssente, alabika obulungi nga tasussa myaka 40. Kuba 0772561068.

Nze Alex Kisekka. Mbeera Nateete. Nnina emyaka 27. Ndi wakigero, wa katakketakke. Nkolera mu Kikuubo. Nnoonya sugammami ow’okunzimba mu mukwano ne mu bizinensi. Njagala wa myaka 30-40. Kuba 0759103534.

Nze Lugemwa 30. Nnoonya omukazi ali ku ddagala, ow’emyaka 25-45 ng’alina ssente. Owengo n’Omutima temutawaana. Kuba 0787558302.

Njagala sugammami nga tasussa myaka 40, alabika obulungi nga nze, alina ku ssente. Kuba 0772561068.

Mbeera mu Kampala. Ndi wa myaka 30. Nze Paul. Mbeera Wandegeya. Nnoonya sugammami omulungi, alina laavu nga wa myaka 30- 45. Nze nnina emyaka 26. Kuba 0791672712.

Nze Ssentamu. Njagala omukyala omutuufu. Nze nnina emyaka 30. Kuba 0782250124.

Nnina emyaka 24. Nnoonya omukyala nga wa myaka 18-22. Ndi ku ssimu 0793126707.

Nze Fred. Mbeera Bukoto. Ndi ddereeva. Nnoonya omukyala atanywa mwenge nga si mwenzi. Tujja kwekebeza musaayi. Kuba 0756696684.

Nze Robert. Njagala omukyala Omuganda, akola ng’ali wakati w’emyaka 22-25. Kuba 0706551991.

Nnoonya omukyala owokuwasa nga muserikale, mupoliisi oba omuserikale w’amakomera. Kuba 0392896424 oba 0702870303.

Nnoonya omuwala omulungi, alina ffi ga nga wa myaka 18-20. Nze nnina emyaka 26. Kuba 07050899591.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ka1 220x290

Carol Nantongo bamukoledde akabaga...

Omuyimbi Carol Nantongo bamusuddeko akabaga k'amazaalibwa n'akaaba olw'essanyu.

Bak1 220x290

Omukazi afiiridde mu dduuka lye...

Omukazi afiiridde mu dduuka lye

Kab2 220x290

Museveni atongozza okugaba bbasalee...

Museveni atongozza okugaba bbasalee Bunyoro

Tum2 220x290

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera...

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera ku kuggala Banka

Rem2 220x290

Bawambye omuwala mu Kampala ne...

Bawambye omuwala mu Kampala ne bamutta