TOP

Njagala omusajja atakozesa biragalalagala

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd August 2017

Nnoonya musajja mwesimbu, mukkakkamu, omwetegefu okugenda ewaffe n’okwekebeza omusaayi, ow’emyaka 30 n’okweyongerayo nga takozesa bitamiiza omuli enjaga, omwenge, sigala n’ebirala.

Kansi1 703x422

Kansiime Mbabazi

Mukwano ng’onyirira okukamala! Nneeteekamu ssente.

Obulamu obusanze otya? Tebwandibadde bubi lwakuba nnina ekimbulako.

Ate kiki? Nnoonya musajja.

Mpozzi ggwe ani? Nze Kansiime Mbabazi Obeera wa? Mpigi.

Okola mulimu ki? Ntunda mu dduuka

Oyagala musajja afaanana atya? Nnoonya musajja mwesimbu, mukkakkamu, omwetegefu okugenda ewaffe n’okwekebeza omusaayi, ow’emyaka 30 n’okweyongerayo nga takozesa bitamiiza omuli enjaga, omwenge, sigala n’ebirala.

Bakufunye batya? Ndi ku ssimu 0753230914.  

NZE Sharon Nabisere 25. Mbeera Jinja.Neddira Mpologoma. Ntunda dduuka lya ngatto era sizaalangako. Nnoonya omwami ow’emyaka 25 ne 40, amanyi laavu gwe tunaanyumirwa naye obulamu nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.Kuba 0753493517.

Njagala omusajja atasussa myaka 35, akola, atapangisa alina omukwano, anampa ekitiibwa. Kuba 0774484988.

Stecia Namuddu 24. Mbeera Jinja. Ntunda dduuka. Neddira Ngo era nazaalako. Noonya omwami ali wakati w’emyaka 35- 40, alina omulimu kuba nange nkola, alina empisa nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Kuba 0706699005.

Nze Deborah Ntono 24. Mbeera Kisaasi mu bakadde bange. Nsibuka Kamuli mu Busoga. Nazaalako era ndabika bulungi. Nnoonya omusajja ng'alabika bulungi ow’emyaka 35-40 ng'asobola okundabirira n'omwana wange nga tasussa baana babiri. Ateekeddwa okuba nga mwetegefu okugenda mu bakadde bange n'okwekebeza omusaayi. Kuba 0750350014.

Nze Sawuda. Nnina emyaka 26. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0755797914. Nze Joan. Nnina emyaka 23. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-45. Ali siriyaasi kuba 0703056931.

Nze Flavia. Nnina emyaka 25. Nnina omwana omu. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30- 55. Kuba 0780633332.

Nze Aisha 30., Mbeera mu Kampala, nazaalako era ndabika bulungi. Nnoonya omusajja Omusiraamu nga naye alabika bulungi, akola, ali ku ddagala nga mwetegefu okukola obufumbo, eyazimba, omwesigwa, amanyi omukwano okuva ku myaka 35 n’okweyongerayo. Kuba 0784291989 oba 0700335773.

Nze Jovia. Nnoonya omwami ow’ekyama. Ayagala kuba 0759669397.

Nze Aidah. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ali siriyaasi kuba 0775743647 twogere ebisingawo.

Nnoonya omwami ow’emyaka 35-40. Nze ndi wa myaka 30. Njagala atanywa mwenge yadde sigala, omukkakkamu, ng’alabika bulungi nga nze. Ateekwa okuba ow’obuvunaanyizibwa nga mwetegefu okukola obufumbo. Kuba 0704432500.

Nze Clare 38. Ndi mulokole. Mbeera Wakiso. Nnoonya omwami anaampasa, ow’emyaka 45-55, atya Katonda ng’ali ku ARVS. Kuba 0702932065.

Nze Scovia. Ndabika bulungi. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0701884526.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hab2 220x290

Omuwendo gw'abatalina kabuyonjo...

Omuwendo gw'abatalina kabuyonjo gwelarikirizza abakulembeze mu Lwengo

Kib2 220x290

Akulira ensonga z'amaka e Matugga...

Akulira ensonga z'amaka e Matugga yennyamidde olw'obutabanguko mu maka

Kas1 220x290

Omutaka Kasirye Kyaddondo alabudde...

Omutaka Kasirye Kyaddondo alabudde abalwanira obukulembeze mu bika

Ko1 220x290

Leero kkooti lw'esalawo oba abali...

Leero kkooti lw'esalawo oba abali ku gw'okutta Suzan Magara basindikibwa mu kkooti enkulu

Lev1 220x290

Omuyimbi Abel Chungu Musuka mutaka...

Omuyimbi Abel Chungu Musuka okuva e Zambia ali mu ggwanga.