TOP

Nnoonya omusajja omukozi ng’afaayo

By Musasi wa Bukedde

Added 30th August 2017

Njagala musajja omukozi, afaayo, alina empisa, ali wakati w’emyaka 30-40 nga mwetegefu okwekebeza n’okukyalako ewaffe.

Mada 703x422

Nnyabo ng’oyaka!

Nze bwentyo.

Ggwe ani?

Nze Hawa Babirye.

Obeera wa?

Masaka.

Olina emyaka emeka?

Nnina 22.

Weddira ki?

Neddira Nte.

Olina abaana bameka?

Nnina omu.

Wamuzaala ddi?

Namuzaala nkyasoma.

Oyagala musajja alina bisaanyizo ki?

Njagala musajja omukozi, afaayo, alina empisa, ali wakati w’emyaka 30-40 nga mwetegefu okwekebeza n’okukyalako ewaffe.

Bakufunye batya?

Ndi ku ssimu 0706240882.

Twagala abasajja abobuvunaanyizibwa

NNOONYA omwami nga wa myaka 40- 55, ow’amazima nga si muyaaye. Nze ndi wa myaka 38. Kuba 0754733743 .

Nnoonya omwami ow’emyaka 48 n’okweyongerayo. Nze Jesca K. Ndi wa myaka 42. Mbeera mu Wakiso. Njagala musajja ali ku ddagala lya ARVs, nga mukkakkamu. Kuba 0754052985.

Nze Sylivia Nassaka 28. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-40, Omuganda nga Mukatoliki. Eyeddira Omutima n’Omusu temukuba. Kuba 0751972383.

Nze Tina. Nnoonya omwami ali ku ddagala lya ARVS, alina omulimu, alabika obulungi, atya Katonda, nga wa myaka 38-50. Ali siriyaasi kuba 0705034366.

Nnoonya omwami nga mukulu. Nnina emyaka 47, mbeera Kampala. Ndi ku ddagala lya ARVs, ndi Mukristayo. Njagala alina emyaka 50 n’okudda waggulu. Ansiimye kuba 0784054321.

Nze Aidah. Nnina emyaka 25. Nnoonya omwami ow’okufumbirwa. Ayagala kuba 0701143756.

Nze Josephine. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50. Kuba 0754273505.

Nze Joyce. Nnina emyaka 23. Nnoonya omwami ali wakati w’emyaka 30-50 Kuba 0750729176.

Nze Tendo. Nnina emyaka 24. Nnoonya omwami ow’okumpasa. Ayagala kuba 0705822971.

Nze Mary. Mbeera Fortportal. Nnina emyaka 37 era Sizaala. Njagala omusajja alina siriimu, ow’emyaka 40 n’okugenda waggulu. Bw’oba olina abaana tofaayo. Kuba 0771482687.

Nze NH. ndi ku ddagala lya Arvs. Nnina emyaka 40 era nneekozesa. Njagala omusajja naye ali ku ddagala, wa myaka 55-70 ng’alina omulimu. Kuba 0758434693.

Nnoonya omwami atya Katonda, alina omulimu omulungi, eyazimba, ali ku ddagala lya Arvs. Njagala wa myaka 45-60. Nze nnina emyaka 38 era ndi munene. Jangu nkulage laavu. Kuba 0775182962.

Nze Zaina. Nnina emyaka 35. Nnoonya omwami ow’emyaka 45-60, Omusiraamu, alina siriimu nga wa buvunaanyizibwa. Nneddira Mmamba era nazaalako. Saagala mubi wadde apangisa. Kuba 0754762807 oba 0777105701.

Nze Latifah. Nnina emyaka 22. Nnoonya omwami ow’okufubirwa. Ayagala kuba 0700204933.

Nze Peace. Nnina emyaka 38. Nnoonya omwami Omulokole, ali ku ddagala lya ARVS. Kuba 0758434792.

Nze Angella 30. Mbeera Mutungo. Nnina omwana. Nnoonya omusajja ow’emyaka 35-50, amanyi omukwano, ow’obuvunaanyizibwa ng’alina empisa. Kuba 0705571362.

Nze Mumbejja. Nnina emyaka 27. Nnoonya omwami ow’emyaka 26-55. Kuba 0706520516.

Nnoonya omwami ow’ekyama, atali bubi mu bya ssente nga wa myaka 38-60. Nnina 34. Ali siriyaasi kuba 0759162217.

Nze Maria, mbeera Mengo. Nnoonya omusajja omukkakkamu, omukulu mu birowoozo ng’ali wakati w’emyaka 45-60. Nze nnina emyaka 30. Kuba 0754856506.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Laba 220x290

Muggya wange yanjokya amata n’adduka...

NNEEVUMA ekyantwala mu bufumbo nga nkyali muto kuba ssinga si mukisa gwa Katonda, nandibadde mufu kati. Nze Asiya...

Ssenga1 220x290

Omukyala yagaana okunjoleza

MUKYALA wange buli kintu awaka akikola ng’omukyala ddala naye yagaana okwoza engoye zange era tagolola. Nafuna...

Lamba 220x290

Enkuba be yayonoonedde ebyabwe...

EKIBIINA ky’obwannakyewa kidduukiridde abatuuze b’e Muduuma abaakoseddwa enkuba omwabadde kibuyaga eyasudde amayumba...

Bajaasoomukoabanjaebintuekifsaulwokulira 220x290

Abanja bakoddomi be omutwalo

Omusajja asabye bakoddomi be omutwalo gwe yabawa ng'awasa mukyala we

Bamugaharegwebavunaana3 220x290

Omusawo bamukutte kufera bantu...

OMUSAWO eyeekebejja omusaayi bamukutte lwa kufera bantu n’abaggyako ssente ng’abalimbye okubafunira emirimu mu...